TOP

Ebyokulya

Ekijjulo kya Ssekukkulu

Leero Kulisimaasi, Muky. Sarah Namagembe, omukugu mu kufumba empombo e Kyengera akulaga ekijjulo nti tekirina kubulako mpombo.

Atawaanyizibwa olususu weekwate kaamulali...

BANGI beesamba okukozesa kaamulali ne beerabira nti wa mugaso nnyo mu bulamu.

Wootameroni; Gyekwate okutangira obulwadde...

WOOTAMERONI mu lulimi lwa ssaayansi eyitibwa ’Citrullus lanatus’ egwa mu kika ky’ebibala ekya ‘Cucurbitaceae’ oba Cucurba ekirimu amazzi amangi.

Nakawere weekwate jjambula oddewo bulungi...

MWANA bw’aba alonda jjambula mukubirize bukubiriza kumwoza amulye ng’atukula so si kumumugobako kuba oba olina by’omufi iriza ntoko.

Cukamba bw’onyiikira okumulya akutaasa ku...

Dr. Grace Nambatya leero akulaga bw’oyinza okukoz¬esa cukamba n’afuuka eddagala eriwonya endwadde mu mubiri gwo

Entula zikozese okujjanjaba endwadde 19

Entula erina ebirungo bingi era erina emigaso okuviira ddala ku mirandira okutuuka ku bikoola

Ensonga 21 lwaki tosaanye kubulwa butungulu...

Bw’oba ogenda okukozesa akatungulu tokasusumbula nnyo kubanga ekikuta ky’akatungulu kirimu amaanyi g’eddagala mangi.

Emisubbaawa ginyiriza enju

ABANTU abamu bakitwala nti emisubbaawa gya bantu ba wansi kuba gya layisi, ekitali kituufu.

Enniimu erongoosa enkokola

Enkokola ensiiwuufu naddala ku mukyala oluusi zimulemesa okwambala engoye eziraga emikono ng’atya enkokola okulabika. Angel Kisakye akolera mu saluuni...

Enniimu erongoosa enkokola

Enkokola ensiiwuufu naddala ku mukyala oluusi zimulemesa okwambala engoye eziraga emikono ng’atya enkokola okulabika. Angel Kisakye akolera mu saluuni...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1