TOP

Embaga z'abasomi

Omubaka Kasibante atereezezza obufumbo

MOSES Kasibante omubaka wa Lubaga North atereezezza amaka, bw’ayanjuddwa mu kitiibwa ku mukolo ogwetabiddwaako ababaka ba Palamenti abasukka mu 20 abaamuwerekeddeko....

Embaga ya Messi; nnyina yavuganyizza ne mukamwana...

SSITA wa Barcelona, Lionel Messi, ku Lwomukaaga yakubye muganzi we, Antonella Roccuzzo embaga ku mukolo makekeke ogwabadde mu wooteri ya City Center Hotel...

Nnaalongo ku gwe omutima gwange kwe gwasibira-...

LYABADDE ssanyu jjereere ng’omukozi w’olupapula lwa Bukedde Prossy Nanziri agattibwa mu bufumbo Obutukuvu ne bba Solomon Aaron Muyita omwogezi w'ekitongole...

Bebe kye kiseera nange onkube embaga -Zuena...

Bino byabadde ku mbaga ya maneja wa Bebe Cool ayitibwa Joseph Luwaga kyokka nga yakazibwako lya nga Tiktak eyagattiddwa n’omusama Shapiro Mazowe akolera...

Ssaabalangira alaze Abambejja we balagira...

SSAABALANGIRA Godfrey Musanje abuuliridde Abambejja bakkakkanyeeko ekitiibwa ky’Obwassebo nga bali mu maka gaabwe kibasobozese okuba abeetowaze eri abaami...

By’olina okukola abagenyi bo banyumirwe omukolo...

Oyinza okuteekawo bbandi, abazinnyi ab’enjawulo, omwogezi asanyusa ssaako n’ebirala

Mayanja bamwanjudde n’akubira ennanga ku...

WADDE sirina maanyi mundeke nzinemu,’ bw’atyo omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Ssekandi bwe yayogedde ng’azina ne Stabua Natoolo ku mukolo gwa...

Owa Vision Group akoze embaga ey’omulembe...

OMUKOZI wa Vision Group, Robert Kyobe akoze embaga ey’ebyafaayo bw’abadde agattibwa ne mukyala we Vick Ntongo.

Ekyabadde mu kwanjula kwa muwala wa Seroma...

Abazadde b’omuwala omukolo baagutaddemu ensimbi ezikunukkiriza mu bukadde 100 ate ab’omulenzi baagutaddemu obukadde 200 nga ebirabo by’abazadde byatikkiddwa...

Mutabani wa Sserwadda laavu emuttutte Kiruhura...

OMUTUME Dr. Joseph Sserwadda asabye Abasumba okukomya okukola ebikolwa ebivumaganya obulokole.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1