TOP

Embaga z'abasomi

Eseza omuto; Ayanjudde omusajja gw’amaze...

ESSANYU n’obuluulu byasaanikidde ekifo kyonna nga Eseza Omuto ayanjula omusajja omutuufu, gw’amaze emyaka egisukka mu 30 ng’anoonya, okutuusa Katonda lwe...

Sikirojja kye mpulira mu nze wansi w’omutima!...

Omusuubuzi w’omu Kampala, Hajji Zakariya Kiggundu ne mukyala we Hawa Kiggundu nga bali ku mbaga yaabwe mu maka ga bakadde baabwe Ambasada wa Uganda mu...

Byonna by’olina ebyo matendo !

Julius Tumuhimbise omukozi mu ssomero lya Nyakabanga yagattiddwa n’ekyebbeeyi kye Agnes Atwine mu Klezia ya St. Emmanuel e Kabwohe mu disitulikiti y’e...

Ebyabadde mu kwanjula kw''omuyimbi Nantume...

EMIKOLO gy’okwanjula kwa Maureen Nantume baagikoledde mu nnyumba, abazadde gye bakkiririzza okuzaala Ronald Muganzi mu luggya era ne bamuwa muwala waabwe...

W’oba tewaba nzikiza’

Rev. John Kooki ow’Obulabirizi bwe Busoga ne Rev. Barbra Nakityo akola ku nsonga z’abavubuka mu o isi y'Omulabirizi we Mukono nga bava okugattibwa mu bufumbo...

Ddunda yakuwunda n’akamala!

Allan Mafabi omukozi wa Britam Insurance yakubye empeta ddaalingi we, Eve Mafabi mu Klezia e Kisubi. Oluvannyuma baasembezza abagenyi baabwe ku Imperial...

Swiiti walungiwa

Abaloola ye Patrick Yeko Kavuma ne swiiti we, Catherine Khainza baagattiddwa mu Kkanisa ya St. Stephen’s Kisugu COU

Embaga ya Fiona Wamala ne Ssekawunde ebaddemu...

EMBAGA y''omuyimba Fiona Wamala n''omuninkini we omupya Julius Ssekawunde ebaddemu katemba! Abagole baatuuse ku wooteeri ya Fairway ku ssaawa 2:00 ez''ekiro...

Omumyuka w''omukung''aanya wa Bukedde akubye...

LIBADDE Ssanyu gyerere ng’amyuka Omukungaanya wa Bukedde Michael Mukasa Ssebowa agattibwa mu bufumbo obutukuvu ne munne Margaret Zziribaggwa .

Muwala w’eyatandika Bukedde ayanjudde olulenzi...

MUWALA w’omukung’aanya wa Bukedde eyasooka Maurice Ssekawungu ayanjudde omulenzi we mu kitiibwa. Mwana muwala Lillian Namirembe yayanjudde omusajja we...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1