TOP

Embaga z'abasomi

Ow’emyaka 70 awasizza wa 35 e Kireka

Omusuubuzi John Kakyama Lubega nnannyini kifo ekitegekerwamu emikolo ekya Bukadde Gardens e Mukono akoze embaga kw’awasirizza omukyala ow’emyaka 35.

Meeya w’e Ntebe akoze embaga emenye emiti...

LYABADDE ssanyu jjereere nga mwana mulenzi meeya w’ekibuga ky’e Ntebe Vincent Kayanja De Paul agattibwa ne munne Regina Nabakooza mu bufumbo obutukuvu...

Muto wa Nnaabagereka afumbiddwa mu kitiibwa...

MUTO wa Nnaabagereka afumbiddwa mu kitiibwa. Joan Nassuuna yagattiddwa ne Ying. John Wairugala mu lutikko e Namirembe ku Lwomukaaga oluwedde.

Ono Ddaali namuzuulamu ekyama

Ronald Keeya ng’aloola ne hani we, Betty Nagawa. Baabagattidde ku Glory of Christ Church e Kawaala nga November 1, 2014

Ddunda yakuwunda n’akamala

Ronald Kisakyamukama ne ddaalingi we, Racheal Nakkazi nga baakamala okugattibwa mu Kkanisa y’Abalokole eya Volunteers of Salvation Outreach Church e Nakulabye...

Essanyu linzita njabika

Lyabadde ssanyu jjereere nga Betty Nagawa ayanjula mwana munne Ronald Keeya e Mukono

Akola mu saluuni akyusizza owapoliisi

OMUSERIKALE wa poliisi akola ku nsonga z’ebyettaka Afande Musa Omamakirori ayanjuddwa mwana munne Safi na Nalugwa akola okw’okusiba enviiri mu kibuga ky’e...

‘Mukama tuwe emikisa gy’obugagga n’ezzadde’...

James Migooli ne ‘hani’ we, Christine Bugembe nga bamema oluvannyuma lw’okugattibwa mu lutikko e Namirembe. Baasembezza abagenyi baabwe mu Mackinon Suites...

‘Oli kimuli kya Looza'

Julius Oboth ne ddaalingi we Beatrice Bashayija baagattiddwa mu Kkanisa ya St. Stephen’s e Kisugu

"Omulungi sembera omwenye"

Andrew Simon Kaweesa ‘kansala’ ne swiiti we Justine Patience Ndagire baagattiddwa mu bufumbo obutukuvu

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1