Abakazi bangi tebamanyi bikwata ku mmotoka zaabwe ekivaako okubbibwa bamakanika. Makanika omukyala akuwadde amagezi ku kwewala obuzibu buno.
Ebintu ebikulu buli muvuzi wa mmotoka by'alina okumanya ng'avuga ekiro.
Ono omuwala tazannya, akanika yingini ya mmotoka n'aleka kasitoma ng'amunyeenyeza mutwe. Okukanika yakuyigira ku kitaawe era ku yunivasite mwe yafuna diguli....
MOSES KAYIIRA, makanika eyakola mmotoka gye yatuuma Uganda 1 eyatongozebwa Kabaka ku Lubiri mu July wa 2012 akoze emmotoka endala gy’atuumye Uganda 2....
WIIKI eno baddereeva babadde batambula matumbibudde okugenda ku kitebe kya Face Technologies e Kyambogo okufuna pamiti empya ng’ebisale byazo tebinnalinnya...
EMBEERA y’ebyenfuna gye yeeyongedde okutabuka, abantu nabo gye beeyongedde okuyiiya amagezi agakekkereza ssente kyokka ne basigala nga bali mu bulamu obweyagaza....
Bagamba nti abamu ku bakozi ba UNRA abakola ku minzaani ezipima abatisse akabindo tebakimanyi nti bali mu busuubuzi, babawa ebibonerezo eby’okubalemesa,...
YIINO mmotoka y’omugagga Godfrey Kirumira ekika kya Lexus “LX570“ eyogeza Bannakampala obwama olw’endabika gy’erimu n’ebintu by’erina eby’omulembe.
Abasaabaze ku mwalo e Nakiwogo batutte ekiseera nga batawaanyizibwa amazzi agabadde gaasalako ebbibiro lino.
OLUGUUDO lw’e Ntebe lwe luguudo lwokka lwe tulina olututwala ku kisaawe ky’ennyonyi e Ntebe ne mu maka g’obwapulezidenti.