OMWAKA 2018 gubaddemu okusoomoozebwa mu by'ebidduka naddala enteekateeka ya Gavumenti ey'okuwera ezimu ku mmotoka ezisussa emyaka 15 okuva lwe zaakolebwa...
EKIKA kya mmotoka kye kimu, yingini y’emu wabula amafuta aganywebwa ku lugendo lwe lumu ogenda n’osanga nga gaawukana ekisukkiridde.
Ekisudde bbeeyi ya Kigege Kawundo
Isuzu yeetaaga makanika omukugu
JOHN Kalemba, makanika mu galagi ya Bazira ku luguudo lw’e Salaama agambye nti abantu bangi bamutuukirira nga beebuuza ku bika by’emmotoka ebitawaanya....
Ebintu 5 ebivaako mmotoka okugaana okwaka
Emikisa gya Uganda okufuna ekkolero ly’emmotoka gyeyongedde okutangaala, oluvannyuma lwa Munnayuganda okutandikawo ekkolero eripanga emmotoka za bbaasi...
EKITONGOLE ky’ebyenguudo ekya ‘Uganda National Roads Authority’ (UNRA), kitandise enteekateeka z’okuzimba oluguudo lwa Kampala- Jinja Express way.
Endabirira ya mmotoka yo ekuwonya okwatika endabirwaamu olw’omusana
MMOTOKA enkadde eziwera 20 okuva e Kenya, Tanzania ne Rwanda zimaze okukakasibwa nti, zigenda kwegatta ku za Bannayuganda eziwera 80 mu mwoleso gwa mmotoka...