TOP

Agafa Ku Bidduka

Ekidyeri ky’e Kalangala bakukiddaabiriza...

GAVUMENTI epangisizza kkampuni ya Mantrac, etuusa ebyuma bya tulakita, okuddaabiriza emmeeri ya MV Kalangala ng’omu ku kaweefube w’okulongoosa ebyentambula...

Baasi za KKT zikiriziddwa okuddamu okusaabaza...

BADDEREEVA 10 aba kkampuni ya Baasi eya KK Traveler, baakuddamu okugezesebwa oluvannyuma lw’okugwa okugezesebwa okwasoose.

Ttipa, emmotoka enkozi ya ssente

EMMOTOKA yonna eriko akatanda akayiwa y’eyitibwa ttipa! Muno mulimu Isuzu Magulukkumi, Fuso Foward (soma Fowadi) oba bu Isuzu Elf n’endala.

Nguzi ya poliisi ye yeekalakaasisa aba bbaasi...

OLUVANNYUMA lwa bbaasi ya Horizon okukola akabenje e Lwengo wiiki ewedde n’etta abasaabaze 17, bbaasi zonna zaalagiddwa okuba ne ‘Route Chart’,

EBIBUUZO KU BIDDUKA

Lwaki makanika wa mmotoka takanika pikipiki?

‘Okuwandiisa kkaadi z’ebidduka tekusasulirwa’...

OKUKYUSA kkaadi z’ebidduka okuva ku nkadde eziriwo okudda ku za kompyuta empya kwa bwereere.

Ani asinza emmotoka enkadde mu Uganda?

BW’OTUNUULIRA mmotoka enkadde n’ozigeraageranya n’empya weebuuza ekigendererwa ky’abakola mmotoka ensangi zino!

Okuwandiisa ebidduka: Enkola empya eneezuula...

EMMOTOKA oba pikipiki gy’olina okakasa yiyo? Olowooza nti olw’okuba olina kkaadi yaayo, oba ogivuga buli lunaku nti kye kigifuula eyiyo?

Baddereeva e Jinja bayomba lwa mpooza

BADDEREEVA ba loole ne kabangali ku Clive Road e Jinja kata bakubagane n’abakulembeze baabwe bwe baabadde bagezaako okubasengula mu kifo kino babazze mu...

Southern Bypass: Gavt. yaakuliyirira abantu...

OKUZIMBA oluguudo lwa Southern Bypass oba luyite Kampala -Ntebe Express Highway gutandika mu May w’omwaka guno.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM