EBY’OKUKUMPANYA ettaka ly’enkambi y’amagye byongedde okulanda, eyagoba ddiiru okufera Gavumenti ssente 3,800,000,000/- bwe yalonkomye abanene be yakolagana...
OMUMYUKA wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Ssekandi ayozaayozezza abayizi b’essomero lya Kkingo Parents P.s abasobodde okuteeka Uganda ku maapu y’ensi yonna...
PULEZIDENTI Museveni asisinkanye abaduumizi n’abakulira ebitongole bya bambega b’amagye mu mawanga g’obuvanjuba bwa Africa, Congo ne South Africa ne bakubaganya...
SSAALONGO eyatya okusenda amalaalo ge n'alaama okumuziika mu ntaana ya fuuti 20 bamuziise kiro nga balinda entaana gye yalaama ewere!
POLIISI ya Flying Squad ekoze ekibikwekweto mw'ezuulidde emmundu 48 okuva mu mikono emikyamu n'asamasai agawera ebibadde bikozesebwa okutigomya abantu....
Abalon zi b’e Ruhaama mu disitulikiti y’e Ntungamo olwaleero lwe basuula akalulu k’omubaka wa Palamenti, nga bajjuza ekifo ky’omubaka waabwe William Beijukye...
POLIISI y'e Makindye mu Kizungu ekutte abaagalana abagambibwa okusindira omukwano mu mmotoka emisana ttuku n’ebaggulako omusango gw’okweyisa mu ngeri...
Ekitongole ekikola ku nsonga z’abaana (probation) mu disitulikiti y’e Mukono kiraze omwana Malachi Matovu (5) eyasuulibwa nnyina nga yaakamuzaala.
OMUSAJJA gwe baakutte lubona ng'abba ebintu by'omu nnyumba y'omutuuze e Namataba bamukubye emiggo egibuze okumutta!
POLIISI y’e Kirinnya - Bweyogerere omukazi ng'abba kompyuta ey'ekika kya 'laptop' mu nnyumba y'omutuuze.