TOP

Agawano

Abasomesa ba Gav't e Mukono ne Kayunga balaajana...

Abasomesa abeegattira mu kibiina kya Mukono and Kayunga Teachers Sacco bakaaba twawa olw’ekitebe kya disitulikiti eno ne gavumenti okulemererwa okubasasula...

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU...

Tukulaze engeri Bobi Wine ne minisita bwe beeyuzizza ku ttivvi mu Amerika. Mulimu bambega bye bongedde okuzuula ku basse Afande Kirumira n’engeri Abasiraamu...

RDC alabudde ku bafere abeelimbise mu kuwandiika...

Haji Munuulo agamba nti abafere bano baawuliddwako mu byalo eby’enjawulo mu ggombolola okuli ey’e Ntunda, Mpatta n’e mu divizoni y’e Goma mu munisipaali...

Ababaka bazzeemu okusaba Gav't obukuumi

SIPIIKA Rebecca Kadaga ategeezezza nti ababaka abeetaaga obukuumi obw’enjawulo ba ddembe okubusaba gavumenti oluvannyuma lw’akakiiko akaddukanya emirimu...

Gav't egenda kukung'anya obuwumbi 115 okuva...

GAVUMENTI esuubira okukung’anya obuwumbi 115 okuva mu musolo gwe yassa ku ‘mobayiro mane’ omwaka gw’ebyensimbi guno.

Bp. Ssebaggala asabye Museveni okukendeeza...

Omulabirizi w’e Mukono, Rt Rev Bp. William Ssebagala asanyukidde ekya gavumenti okusalawo okugatta ebitongole ebibadde bikola emirimu egifaanagana era...

Omuliro gusaanyizzaawo leediyo e Jinja

OMULIRO gukutte situdiyo za leediyo ya Kiira FM esangibwa ku luguudo lwa Nalufenya/Clive mu kibuga Jinja ne gusaanyaawo ebyuma byonna.

Abadde afera famire ya Kirumira bamukutte...

WALIWO omusajja eyawulidde okutemula kwa Muhammad Kirumira n’alabawo omuwaatwa w’ayinza okuliira.

Poliisi ewadde amataaba ga bukadde 5

POLIISI ekubagizza kitaawe w’omugenzi Muhammad Kirumira n’obukadde butaano bumuyambeko okuzzaawo ku ssente ze yakozesezza mu kuziika omuserikale waabwe...

Kirumira Muhammad Mwoyo gwa ggwanga: Baali...

Ab’ebyokwerinda era bagamba nti, bye bakung'aanyizza biraga nti abasse Kirumira baali bategese kukikola ku Lwakutaano wabula n’abatebuka.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM