TOP

Agawano

Poliisi ewadde amataaba ga bukadde 5

POLIISI ekubagizza kitaawe w’omugenzi Muhammad Kirumira n’obukadde butaano bumuyambeko okuzzaawo ku ssente ze yakozesezza mu kuziika omuserikale waabwe...

Kirumira Muhammad Mwoyo gwa ggwanga: Baali...

Ab’ebyokwerinda era bagamba nti, bye bakung'aanyizza biraga nti abasse Kirumira baali bategese kukikola ku Lwakutaano wabula n’abatebuka.

Ebigambo bya Muhammad Kirumira ebitajja kwerabirwa...

ASP Kirumira abadde musajja wa bigambo era bino by’ebimu ku bijja okusigala nga bimujjukirwako:

Kirumira: Abakazi be 7 baleese abaana

ABAKYALA abalala abalina abaana b’omugenzi ASP Muhammad Kirumira bakyesomba. Kati abaana baweze musanvu buli omu ne nnyina kw’ogatta abalala abana ab’omukyala...

Omu ku bannamwandu ba Kirumira ayogedde:...

NGA bw’etera okuba enkola ku bantu ab’amannya nga bafudde abakazi okutandika okuleeta bamulekwa ab’ebbali ne ku mugenzi Muhammad Kirumira kitandise.

Abapoliisi bazzeeyo ne baziika ku Kirumira:...

ABAPOLIISI bazzeeyo ku Mmande ne bayiwa ettaka ku ntaana y’eyali DPC w’e Buyende era abadde muserikale munnaabwe ASP Muhammad Kirumira eyakubiddwa amasasi...

Kirumira abadde asooka kulaalika b’atwalako...

OMUGENZI Muhammad Kirumira abadde asooka kulabula buli atuula mu mmotoka ye. Era bangi ababadde bamusaba okubatwalako ng’asooka kubagamba nti, “bw’oba...

Pikipiki emulondodde okumala wiiki bbiri...

KIRUMIRA nga tannattibwa, waliwo pikipiki ebadde emulondoola okumala wiiki bbiri. Era ensonga n’azitegeezaako aba famire, aba LC ne mikwano gye.

Abasawo b’omu Amerika bawadde Bobi Wine ebiragiro...

ABASAWO abakola ku mubaka wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi (Bobi Wine) mu Amerika mu Washington DC bamuwadde ebiragiro ne bamulabula nti bw’abivaako...

Muk'omumyuka wa Katikkiro wa Buganda afudde...

STELLA Nansikombi Mukasa Makubuya abadde mukyala w’omumyuka owookusatu owa Katikkiro wa Buganda, Apollo Nelson Makubuya afudde kkookolo amaze ebbanga ng'amutawaanya....

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM