TOP

Agawano

Aol ayagala Gav't esseewo etteeka ekkakali...

AKULIRA oludda oluvuganya mu palamenti, Betty Aol Ocan asabye wassibwewo amateeka amakakali agakangavula abeebyokwerinda abatyoboola eddembe ly’obuntu...

FDC egenda mu kkooti kuvunaana ba byakwerinda...

FDC etegeezezza nti etandise okukung’anya obujulizi ku bantu abatali bamu omwabadde ababaka ba palamenti n’abalala abatulugunyiziddwaa ab’ebyokwerinda...

Senkeeto bamukalize emyaka 10 lwa kulya obuwumbi...

OMUSUUBUZI Apollo Senkeeto amanyiddwa nga Mark Kalyesubula, asingisiddwa omusango gw’okubba ssente obuwumbi 24, ezaali ez’okukola oluguudo oluva e Mukono...

Paasita Omumerika eyakuba omukozi wa woteeri...

OMUMERIKA Jimmy Taylor, 69, agambibwa nti yakkakkana ku mukozi wa woteeri ya Grand Imperial mu Kampala, Omulamuzi wa kkooti y'oku luguudo Buganda, Robert...

Okukuma olumbe lwa nnamwandu wa Ssebaana...

ENTEEKATEEKA z’okukomyawo omulambo gwa nnamwandu wa John Ssebaana Kizito zitandise okukolebwa era aba famire bategeezezza nti gusuubirwa okutuuka mu bbanga...

"Abasajja kye kiseera mutandike okusasula...

ABALWANIRIZI b’eddembe ly’abakyala baagala abakazi bonna okuli n’abafumbo batandike okusasulwa olw’emirimu gye bakola awaka ng’okulabirira abaana, okufumba...

Mmotoka eyingiridde akatale n'etta omwana:...

OMUKAZI eyafiiriddwa omwana we mmotoka bwe yalemeredde omugoba waayo n’esaabala abasuubuzi ku Kaleerwe, apooca.

Omuserikale Ntibimana eyatta omuwagizi wa...

POLIISI y’e Mpigi ekutte omusajja waayo agambibwa okukuba omuwagizi wa Bobi Wine amasasi e Gomba mu kwekalakaasa mwe baali balagira obutali bumativu bwabwe...

Embeera ya bbebi w'omukozi wa Bukedde eyongedde...

BBEBI wa munnamawulire wa Bukedde Mahd Lusiba eyalwala obwongo abasawo ne bamusindika agende e Buyindi alongoosebwe obwongo embeera ye yeeyongedde okwonooneka,...

Alumbye muggyawe n’amwokya amabeere

POLIISI mu disitulikiti y’e Mayuge ekutte n’eggalira Fatumah Nabirye mukyala wa Yasin Bamulesewo abatuuze mu ddwaaliro Zooni e Mayuge oluvannyuma lw’okwokya...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM