TOP

Agawano

 DPC Ahimbisibwe ng’ayogera n’abakwate ku poliisi e Mukono.

Babakutte babba ebikola olu...

Poliisi y’e Mukono eggalidde abasajja bana ababadde babba ebikozesebwa kkampuni ya SBI mu kukola oluguudo lwa Mukono - Kayunga.

 Abamu ku bakulira banka ya Orient nga boogera n’abaserikale abanoonyereza ku kumenya bbanka eno.

Poliisi ekutte 4 ku by'okum...

POLIISI ekutte abaserikale b’ebitongole ebikuumi bana mu kunoonyereza ku kumenyebwa kwa bbanka ya Orient ku Kampala Road.

 Imam wa Uganda Moslem Supreme Council, Sheikh Abduh Salam Mbogo ng'abuulira ku Idd e Lwengo. EKIF: FLORENCE TUMUPENDE

'Abazadde mukulize abaana m...

ABASIRAAMU b’e Lwengo bakubiriziddwa okukuliza abaana baabwe mu ddiini kiyambeko okukendeeza ku bikolobero ebiyitiridde mu Lwengo.

 Omugenzi Kato ne famire ye. Ekifaananyi kino baakifulumiza ku kalenda ya famire eya 2015.

Ow'abakazi 3 bamusse lwa tt...

ROBERT KATO Ssaalongo yasiibudde ab’awaka okugenda mu maka ge amalala kyokka teyatuuse.

 Ennyumba ya Johnmary Bulungu eyagudde.

Musisi eyayise yasudde amay...

MUSISI eyayise ku Lwomukaaga n’aleetawo akasattiro mu Bannayuganda, yalese asudde ku ttaka amayumba agasoba mu 120 ku byalo aby’enjawulo e Rakai n’okulumya...

Engeri omwana wa Balaam gy'...

BALAAM Baruhagare omutegesi w’ebivvulu abadde n’omwana omu yekka. Amaze omwaka nga yeewuuba mu malwaliro mu South Afrika ne Buyindi okutaasa obulamu bwe...

 Sheikh Siraje  Kawooya ne Yunus Kamoga nga bali ku kkooti gye buvuddeko. EKIF: ALICE NAMUTEBI

Shiekh Kamoga bamugguddeko ...

SHEIKH Yunus Kamoga, eyali akulira ekiwayi ky’Abatabuliiki mu Uganda avunaaniddwa omusango omulala ogw’okugezaako okutta Jjajja w’Obusiramu, omulangira...

Aba FDC balumbye Beti Kamya...

AB’EKIBIINA kya FDC balumbye minisita wa Kampala Beti Kamya nga bagamba nti okuwagira okwongeza Pulezidenti Museveni emyaka kikyamu.

 Lule ne nnyina mnga bali mu ddwaaliro. EKIF: PROSSIE LULE

Vidiyo y'omusajja eyeesudde...

Nnyina w'omuvubuka eyeesudde okuva ku kizimbe kya Mabiriizi Complex n'atafa alaajanidde abazirakisa okumusondera ku nsimbi ezijjanjaba omwana we asobole...

Bannayuganda babakubye amas...

BBAASI omuli Bannayuganda ebadde eva e Juba okudda mu Kampala bagisindiridde amasasi.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)