TOP

Agawano

Eyalumiriza Nantaba okubba ettaka yeetonze...

Omusajja eyalumiriza minisita Aidah Nantaba okumubbako ettaka alidde ebigambo bye mu lukiiko lw’ekyalo n’ategeeza nga bw’atamanyi kyamusindika kumuwaayiriza....

Omusomesa asobezza ku w'emyaka 5!

POLIISI y’e Katwe ekutte omusomesa agambibwa okusobya ku mwana ow’emyaka 5 n’emubuuza; kiki kye yakusikirizzaako!

Omupoliisi alwanye ne mukazi we lwa kusibira...

OMUPOLIISI alwanye ne mukazi we lwa kusibira mwana waabwe mu nnyumba okukkakkana ng’ekiruyi omukazi akimalidde ku bintu by’ayasizzayasizza n’okutiisa okwokya...

Akkirizza okubika mukyala we n’aggyayo eza...

JULIUS Kafeero 56, ow’e Mulago asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi Joan Aciro ku kkooti ya Buganda Road n’avunaanibwa okukozesa olukujjukujju n’afuna 6,500,000/-...

Bamwokeredde mu nju ne famire

Omuntu ow’ettima alumbye famire ya bantu 10 n’amansira amafuta mu nju mwe baabadde n’agikoleezaako omuliro omwana omu n’afa ng’atwalibwa mu ddwaaliro....

Omuwala abuliddwaako amayitire yeewanisizza...

BAZADDE b’omuwala Brendah Nambatya babuliddwa amayitire ge nga kirowoozebwa nti waliwo abaamuwamba.

Omubbi wa bodaboda akubisizza ekyalo ttiyaggaasi...

ABA bodaboda e Lugazi bakutte omusajja (ateetegeerekese mannya) gwe bateeberezza nti bulijjo y’abadde ababbako pikipiki ne bamukuba okumuttirawo omulambo...

Polof. Nsibambi asindikiddwa mu kkooti Enkulu...

EYALI Katikkiro wa Uganda, Polof Apolo Nsibambi asindikiddwa mu Kkooti Enkulu ey'ebyettaka oluvannyuma lw’okugaana okuliwa obukadde 20 obwamusalirwa owooluganda...

Abakristu ebizibu bireme kubayuuza - Ssaabasumba...

SSAABASUMBA w’essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga akubirizza Abakristu okukuuma okukkiriza bagumire buli mbeera ya bizibu nga tebayuuga...

Abakazi bayingidde ogw’obukinjaaje

SSENTEBE wa Lufula ya Nsooba Slaughter House ku Kaleerwe, Ssaalongo Sulaiman Ssekannyo agambye nti omulimu gw’obubaazi bagutaddemu abakazi ne bateekawo...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM