TOP

Agawano

 Abaami abeegattira mu Father’s Union mu Bulabirizi bw’e Namirembe bwe baabadde ku lunaku lwabwe.

'Muwe bakyala bammwe ekitii...

ABA Father's Union mu Bulabirizi bwe Namirembe okuva mu busaabadinkoni musanvu obukola Obulabirizi bw’e Namirembe bakuzizza olunaku lwabwe olwa buli mwaka....

 Dr. Muyingo ng’akwasa omu ku bakadde ebikozesebwa mu bulamu obwabulijjo e Ssekamuli ku Ssande.

Buli muntu afuneyo omunaku ...

MINISITA avunaanyizibwa ku byenjigiriza ebyawaggulu era omubaka wa Bamunaanika mu Palamenti, Dr. JC Muyingo asabye abazadde okufaayo okusomesa abaana baabwe...

 Ba kadokado abaakwatiddwa. Ku ddyo ye Kane.

Bayodde ekibinja ky'abatigo...

POLIISI y’e Bweyogerere eyodde ekibinja ky’ababbi abeeyita Kadokado mu kikwekweto kye yakoze mu kiro ky’Olwokuna.

 Canon James Lutaaya (asooka mu maaso), Rev Canon Henry Ntulume (owookubiri ku ddyo) okuva ku layini esooka oluvannyuma lw’okusabira Beti Kamya (gomesi eya kakobe). Ku kkono we omubaka Latif Ssebaggala. Mu gomesi ya kyenvu ye Sumin Nabagereka.

Beti Kamya ajuguzza okulya ...

BANNABYABUFUZI okuva mu Kampala beefuze omukolo gw’okujagulizaako Beti Olive Namisango Kamya olw’okugonnomolwako ekifo ky’obwaminisita bwa Kampala mu Gavumenti...

Tracy n’omwana we eyazuuliddwa. Ku ddyo ye Nakyanzi nnyina w;'omwana eyali abbiddwa

ENSI EGUDDE EDDALU: Abakazi...

KYALI tekirabwanga abakazi ababiri okwesowolayo ne beesimba ku mwana omu ne bamukaayanira nti wange nze namuzaala ng’omulala bw’addamu nti, ‘nedda, nze...

 Abamu ku bakungu okuva mu UNICEF ne Privante Sector Foundation Uganda ne Minisita Nakiwala Kiyingi nga baakamala okuteesa ku by’ensimbi ezinaawolwa abavubuka.

Sigenda kukkiriza bafere ku...

MINISITA w’Abavubuka n’Abaana, Florence Nakiwala Kiyingi agumizza abavubuka mu ggwanga abagenda okuwolwa ensimbi za Gavumenti ez’okwekulaakulanya obuwumbi...

BUKEDDE W'OLWOMUKAAGA YATUU...

Salva Kiir owa South Sudan ataamye. Awadde omumyuka we Riek Machar essaawa 48 zokka okuva gye yeekukumye oba si ekyo agenda kumukuba. Justine Buwembo...

Abalabi ba Bukedde Tv mulid...

EBIFUNA bigguse ku Bukedde TV abalabi bagenda kuwangula TV ez’omulembe ne dikooda mu kaweefube wa Bukedde okuddiza abawagizi.

 Nsubuga (ku ddyo) e Nakawa mu kkooti.

Eyasse muganda we asibiddwa...

OMULAMUZI wa kkooti Enkulu e Nakawa Damalie Lwanga asalidde Robert Nsubuga Kitaka 36, omutuuze w’e Bulenga mu disitulikiti y’e Wakiso omusango gw’okutta...

 Nambooze ng’abuuza ku bawagizi be mu Mukono.

Nambooze asonyiye ababadde ...

Omubaka wa Mukono Minisipaali, Betty Nambooze Bakireke akomyewo okuva e South Afrika gy’abadde ajjanjabirwa ne yeebaza bonna abamusabidde era n’asonyiwa...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)