TOP

Agebwelu

Kkwiini akooye! Agenda

KKWIINI wa Bungereza akkirizza okwawuza ku buyinza bwe abuwe mutabani we Omulangira Charles.

Nakakande yeesunga ngule ya Miss World

Nakakande atandise namaanyi mu mpaka Miss World. yesooze fayinolo mu mutendera gw’okumoddola nga boolesa emisono

Mbega wa CIA eyakesse Trump ayongedde bwiino...

MBEGA w’ekitongole kya Amerika ekikettera munda ekya CIA eyakesse Pulezidenti Donald Trump ng’apanga okusiiga gw’avuganya naye Joe Biden enziro ayongedde...

Obukenuzi bwa Grace ne Robert Mugabe ne

Omukago gwa Bulaaya bwe gwamuteekako natti okuva mu 2002 embeera y’okwejalabya n’ekendeera.

Bannamagye abalala balekulidde e Sudan

BANNAMAGYE b’omu Sudan abaawambye obuyinza bakyalemeddwa okwenywereza mu ntebe gye baggyeemu Pulezidenti Hassan Omar al-Bashir kati atemeza emabega w’emitayimbwa...

Kim owa Korea asse 4 lwa kuguza Amerika byama...

OMUKULEMBEZE wa North Korea, Kim Jong un 35, ataamye n’atirimbula abakungu bana aba Minisitule ey’ensonga Ezeebweru.

Abaafudde mu Sri Lanka ku Paasika baweze...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu bbomu abatujju ze beetulisirizzaako mu Klezia ssatu ne wooteeri nnya mu Sri Lanka gulinnye. Kati bali 300 ate abalala...

Munnakatemba awangudde obwapulezidenti bwa...

MUNNAKATEMBA ow’erinnya mu Ukraine Volodymyr Zelensky aseerezza ligenda mugga mu kalulu k’okuddamu okulonda Pulezidenti w’eggwanga lino bw’amezze Pulezidenti...

Abeekalakaasi e Sudan balaze Gav't gye baagala...

Abeekalakaasi e Sudan balaze Gav't gye baagala

Baganda ba Bashir nabo babakutte

Bannamagye abaawambye obuyinza e Sudan bakutte baganda ba Omar al-Bashir babiri abagambibwa nti b’abadde akozesa okunyaga ssente za Gavumenti.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1