TOP

Agebwelu

Putin asuubizza okuyamba Uganda mu bya tekinologiya...

PULEZIDENTI wa Russia, Vladimir Putin, akubagizza Uganda olw’okufiirwa abantu abasoba mu 46 abaabuutikiddwa ettaka e Bugisu.

Eyazaalibwa nga talina busajja bamupanze...

OMUSAJJA eyazaalibwa nga talina busajja abakugu bamulongosezza ne bamussaako obukolerere era ajjuze okufa essanyu bw’atandise ‘’okulya ebintu’’ ku myaka...

Omuchina eyavumye Uhuru Kenyata ne Bannakenya...

OMUSAJJA Omuchina eyayise Pulezidenti wa Kenya, Uhuru Kinyata ne bannansi banne (Bannakenya) enkima gavumenti yaayo ebimusibiddeko engugu n'azzizza ewaabwe...

Kkooti y'amagye e South Sudan esingisizza...

Kkooti y'amagye e South Sudan esingisizza abajaasi baayo 10 emisango gy'okukaka abakazi akaboozi

Trump akyasattira ku by'okumuggyamu obwesige...

PULEZIDENTI wa Amerika Donald Trump yeeyongedde okusattira bw’akitegedde nti ab’ekibiina kye ekya Republican be bawomye omutwe mu okumuggyamu obwesige....

Trump baagala kumuggyamu bwesige

Pulezidenti Donald Trump yeeyongedde mu kattu k’okumuggyamu obwesige olw’obujulizi obumuweereddwaako eyali looya we Michael Cohen omuli, okugugulira abakazi...

Omuvubuka abbye ennyonyi ku kisaawe n'agibuusa...

EGGYE lya America ery’omu bbanga liwaliriziddwa okusitula ennyonyi ennwanyi ez’ekika kya F- 15 okugoba omukozi w’oku kisaawe eyapakudde ennyonyi n’agibuusa...

Kabila atadde entebe y'obwapulezidenti: 'Sigenda...

ABASUUZIZZA Pulezidenti wa Congo Joseph Kabila 47, entebe asazeewo agite oluvannyuma lw’emyaka 17 n’ateeyongeza kisanja. Kyokka abamu ku baagala okumuddira...

E Zimbabwe amagye gakubye amasasi mu bawagizi...

AMAGYE ne poliisi e Zimbabwe bikubye amasasi ne ttiyaggaasi mu bawagizi b’oludda oluvuganya abaalumbye ekitebe ky’ebyokulonda nga baagala akakiiko kalangirire...

Akalulu k'Obwapulezidenti e Zimbabwe katadde...

BANNANSI ba Zimbabwe bali ku bunkenke obutagambika oluvannyuma lwa Pulezidenti Emerson Mnangagwa ne Munnabyabufuzi ow’oludda oluvuganya Nelson Chamisa,...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM