TOP

Agebwelu

Machar afuumudde omumyuka we

Dr. Machar alangiridde nga bw’agobye omumyuka we Taban Deng Gai ng’amulanga kukukuta na Pulezidenti Salva Kiir.

Ekibiina ky'amawanga amagatte kivuddeyo ku...

Ssaabawandiisi w’ekibiina ky’amawanga amagatte, Ban Kimoon yawandiikidde amawanga ga Bulaaya agaagenze e Sudan ne baggyayo abaserikale ba poliisi be baaweerezaayo...

Aba Kiir baaluka olukwe okunzita ne lugwa...

Mu kafubo ne BBC, Dr. Riekh Machar ategeezezza nti okulwanagana kuno kwali kutegekeddwa kulaba nga bamuttiramu.

Kiir annyonnyodde ekyaviiriddeko olutalo...

Kiir yategeezezza omukutu gwa CCTV nti, ekyavuddeko okulwananaga okubalukawo ye Dr. Machar okuyingira mu lukiiko lwe baalimu ng’alina basitoola ne kireetera...

Abatujju ba ISIS basse abantu abasoba mu...

EMIRANGA n’ebiwoobe bibuutikidde ekibuga, abatujju balumiramwoyo ababadde mu kimotoka bwe bakivuze mukungujjo ne basaabala enkumi n’enkumi z’abadigize...

Bannayuganda abasuubulira e Juba balojja...

Abasuubuzi tebakyasobola kutwala byamaguzi n’abo ababadde bakolerayo gabeesibye.

Omwana w'emyaka 2 awonye okusaddaakibwa ssengaawe...

OMWANA Jonathan Tumusiime (ow’emyaka ebiri) awonye okusaddaakibwa ssenga we, Poliisi y’e Kawempe bw’emutaasizza ng’amaze okutuusibwa mu ssabo e Bwaise....

Omuwaabi wa Gavt. awabudde Dr. Besigye

Nnina amannya g’abasibe e Luzira abamaze emyaka 20 nga balindirira minisita okubawa ebibonerezo. Bano n’essuubi lyabaggwaamu dda.

Gavt. etaddewo nnamba y'essimu okweyambisibwa...

Gavumenti ya Uganda yataddewo ennamba ya ssimu +211928302044 n’eragira Bannayuganda kwe baba bakuba, okuweereza obubaka obuwandiike oba WhatsApp okusobola...

Bannayuganda abaasimattuse amasasi e Sudan...

Micheal Angeng ow’e Kibuli afumba mmere e Juba baamuwadde ekitanda e Mulago: Bankubye essasi mu kugulu ne lifulumira mu kulala, twabadde tutambulira mu...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM