TOP

Agebwelu

Omuwaabi wa Gavt. awabudde Dr. Besigye

Nnina amannya g’abasibe e Luzira abamaze emyaka 20 nga balindirira minisita okubawa ebibonerezo. Bano n’essuubi lyabaggwaamu dda.

Gavt. etaddewo nnamba y'essimu okweyambisibwa...

Gavumenti ya Uganda yataddewo ennamba ya ssimu +211928302044 n’eragira Bannayuganda kwe baba bakuba, okuweereza obubaka obuwandiike oba WhatsApp okusobola...

Bannayuganda abaasimattuse amasasi e Sudan...

Micheal Angeng ow’e Kibuli afumba mmere e Juba baamuwadde ekitanda e Mulago: Bankubye essasi mu kugulu ne lifulumira mu kulala, twabadde tutambulira mu...

‘Bannaddiini muve ku by’omwoyo byokka muluhhanye...

ABAKULEMBEZE b’eddiini mu ggwanga basiimiddwa olw’okujjumbira enkola ezigenderera okusitula ebyenfuna y’abantu nga balwanyisa obwavu.

Kaliisoliiso wa Gavumenti bamwongedde ekisanja...

KALIISOLIISO wa Gavumenti, Irene Mulyagonja agambye nti olutalo olw’okulwanyisa enguzi mu bitongole bya Gavumenti olulwana bwezizingire wakati mu kuyingirirwa...

Okulwanagana e Sudan: Gavt. eragidde Bannayuganda...

Gavumenti ya Uganda evuddeyo ku kulwana okubaluseewo mu South Sudan n’ewa Bannayuganda abakolera e Juba amagezi basigale mu nju zaabwe ng’embeera bw’edda...

Emmundu ezzeemu okwesooza e Sudan: Abantu...

OBUNKENKE bweyongedde mu kibuga Juba ekya South Sudan, oluvannyuma lw’okulwana okubalukawo buto ku Ssande ng’amagye ga gavumenti gakubagana n’abakuumi...

Ebizuuliddwa ku Muddugavu eyasse abapoliisi...

OBUNKENKE bweyongedde mu Amerika ab’ebyokwerinda bwe baazizza amaka g’omutemu agambibwa okusaasira mu baserikale ba poliisi amasasi ne basangayo ebintu...

Abaddugavu mu Amerika bakaaye ne bakuba abapoliisi...

EMBEERA etabuse mu Amerika, Abaddugavu ababadde beekalakaasa olwa poliisi okutemula bannaabwe basatu, bwe beekyaye ne basindirira boofiisa 11 (ba poliisi)...

Trump acacanca olwa Bungerera okuva mu mukago...

AKALULU ka Bungereza okuva mu mukago gwa Bulaaya kongedde Donald Trump amaanyi n’alumba Barack Obama ne Hillary Clinton nti tebakyalina gaalubindi zirengera...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1