TOP

Agebwelu

Embaga ya Harry ne Markle emazeewo obuwumbi...

BAJETI y’embaga y’Omulangira Harry ne Meghan Markle emenye likodi. Ya bukadde bwa pawundi 30 mu za Uganda obuwumbi 160 (160,000,000,000/-).

Amerika egenda kwongeza obuyambi bw'ewa Uganda...

AMERIKA etegeezezza nti egenda kwongeza obuyambi bw’ensimbi z’ewa Uganda okugula eddagala eriweweeza Siriimu butuuke ku buwumbi buwumbi 3,600 kuba basanyufu...

Bakomando ba Yisirayiri batemudde Abapalasitina...

BAMUNTUNSOLO ba Yisirayiri bataamye ne batta Abapalasitina 60 n’okulumya abalala 2,400 wakati mu kwesooza kw’amasasi n’ebikompola. Byabadde ku nsalo ya...

Amerika etegeka kwongera kusabattula Syria...

OLUKUBYE ennyonyi ya Russia ne bagissa ku ttaka, Abayeekera bazzeemu okufunga ekyonga okusuuza Pulezidenti Bashar al-Assad ebitundu by’abadde awambye....

Trump bamukoledde emmotoka lumamyo: Ssi mmotoka...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump, bamukoledde emmotoka lumamyo ezitowa ttani munaana, tesobolwa kukubwa bbomu, endabiramu zaayo teziyitamu masasi,...

Putin agezesezza mizayiro amawanga 4 ne gatya...

EMMEERI enwanyi n’ebyokulwanyisa eby’amaanyi Pulezidenti Vladimir Putin by’akuluumuludde wakati mu bunkenke obuliwo wakati wa Russia ne Bungereza n'amawanga...

Trump afuumidde Minisita w'ensonga z'ebweru...

PULEZIDENTI wa Amerika Donald Trump afuumudde Minisita ow’ensonga ezeebweru Rex Tillerson abadde yaakava ku bugenyi mu Afrika obwamutuusizza ne ku muliraano...

Bannayuganda mu Bungereza batongozza omulimu...

BANNAYUGANDA abeegattira mu kibiina kya Uganda Croydon Catholic Community ekisangibwa e Croydon mu London, beekozeemu omulimu okugula ekizimbe mwe bannaddukanyiza...

Zuma asulirira lukya: Bamugoba ku bwapulezidenti...

PULEZIDENTI wa South Afrika Jacob Gedleyihlekisa Zuma 75, we bwazibidde ku Mmande nga yeekwata ku bisubi ng’abeekibiina kya ANC ekiri mu buyinza bafunvubidde...

Kiki ekirwanya Qatar ne UAE?

EMBIRANYE wakati w’Amawanga g’omu Buwalabu ag’enjawulo eyatandika mu July wa 2017 esajjuse buto era katono Qatar ne United Arab Emirates bibabugume ku...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM