TOP

Agebwelu

Trump asazizzaamu olugendo lw'e Bungereza...

PULEZIDENTI Donald Trump asazizzaamu olugendo lw’abadde ategeka okugendako e Bungereza okuggulawo ekizimbe ky’ekitebe ky’Amerika ekipya.

Trump alabudde owa North Korea akomye okweraga...

DONALD Trump agambye nti Pulezidenti wa North Korea lwa kwewaga, naye munda akimanyi nti “Trump tasaagirwako!”

Emmeeri gye bawambye esiikudde owa Korea...

EMMEERI gye bawambye esiikudde Pulezidenti wa North Korea n’alabula Amerika nti egenda kukakasa nti, “Ke babadde bayita akasajja kaafuuka dda essajja ery’amaanyi.”...

Mugabe bamuwadde akasiimo ka buwumbi 36...

Robert Mugabe bamuwadde akasiimo ka buwumbi 36 zimuyambeko okusigala ng’atambulira mu bulamu obutaliimu buyinike.

George Weah alidde entebe y'Obwapulezidenti...

EYALIKO emunnyeenye mu kucanga omupiira George Weah 51, alidde Obwapulezidenti bwa Liberia.

Bagenero ba North Korea Amerika ebataddeko...

WASHINGTON BAGENERO babiri aba North Korea, Kim Jong un kw’asibidde olukoba olw’amagezi agabeesera mu kuyiiya ebyokulwanyisa ebya nukiriya ne mizayiro,...

Munnamagye eyawamba Mugabe alondeddwa ku...

PULEZIDENTI wa Zimbabwe, Emmerson Mnangagwa yalonze munnamagye Gen. Constantino Chiwenga ng’omu ku bamyuka be mu kibiina kya Zanu-PF. Chiwenga abadde omuduumizi...

Obuddu mu Libya: Abantu batundibwa mu mirengo!...

KITALO!, kitalo nnyo ekiri mu Libya!, Abafirika bannaffe gye bali mu kubalenga emirengo ng’emyera gy’amatooke ne babatunda mu buddu emisanattuku ng’ensi...

Nnindiridde kimu mmundu kuseka- Kim

PULEZIDENTI wa North Korea Kim Jong un agambye nti yeesunga olunaku Pulezidenti wa Amerika Trump lw’anaamulumbagana kubanga Katonda yekka y’amanyi ky’ekigenda...

Eyakulira okuwamba Mugabe yandirya eky’omumyuka...

OMUDUUMIZI w’amagye ga Zimbabwe eyakuliddemu okuwamba Gavumenti ya Robert Mugabe gwe batunuulidde okulya obumyuka bwa Pulezidenti.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM