MINISITA w'ebyettaka, Beti Kamya agugumbudde bannabyabufuzi abawakanya pulojekiti za Gavumenti, ekivuddeko Bannakampala okusigalira emabega. Bino yabyogeredde...
EGGULO, ku Mmande, Pulezidenti Museveni yatongozeddwa akakiiko k'ebyokulonda okwesimbawo ku Bwapulezidenti mu kulonda kwa 2021 ku kkaadi y'ekibiina kya...
EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.
ALHAJJ Nasser Ntege Sebaggala (Seya) afudde alese ekiragiro ekirambulula engeri gy’alina okuziikibwamu. “Tuli Basiraamu era bakadde bange n’abantu baffe...
OMUSUUBUZI wa mmotoka ez’ebbeeyi mu Kampala agambibwa okuba emabega w’akabinja akabba emmotoka e Bungereza akwatiddwa poliisi n’ezuula emmotoka 11 ezibalirirwamu...
OMUKUGU mu byenfuna n’okwekulaakulanya, Charles Ocici alabudde abantu bakomye okwekubagiza olw’ekirwadde kya Corona era bakomye okulaba ebibi byokka ku...
Dokita Aggrey Kiyingi yeekokkodde omubaka wa Makindye East mu Palamenti Ibrahim Kasozi. Amuyise muli wa nkwe n'alabula n'abalonzi. Kiyingi agamba nti...
OLUVANNYUMA lw’okuvaayo n’alangirira bw’agenda okukunga abantu okulwanyisa Gavumenti asobole okutwala obuyinza, amagye gavuddeyo ne galabula, Dr. Kizza...
BBAASI ebadde etisse Abacongo, poliisi y’e Rubanda egikutte okusobola okubanoonyerezaako engeri gye baayingiddemu eggwanga.
DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata boofiisa ba poliisi n’abantu abalala abeetabye...