TOP

Ag’eggwanga

Ababaka balumurizza UPDF ku kutulugunya abavubi...

ABABAKA ba Palamenti bongedde okwanja obujulizi ku magye ga UPDF okutulugunya, okutyoboola eddembe ly’obuntu n’okusaanyaawo mu ngeri emenya amateeka emmaali...

Boogedde ebikankana mu kuziika Dr. Mugimu...

DR. David Mugimu eyafudde ng’alumiriza abaserikale okumunyagako obulindo bw’ensimbi, eggulo yaziikiddwa e Kagganda mu Ggombolola y’e Kingo Lwengo wakati...

Bobi Wine addizza Poliisi omuliro ku by'okugaana...

OMUBAKA Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga ‘Bobi Wine’ addizza poliisi omuliro ku ky’okugaana abawagizi be okuyisa ebivvulu by’okumwaniriza n’agamba nti...

Kadaga atadde gav't ku nninga ennyonnyole...

SIPIIKA Rebecca Kadaga alagidde gavumenti okunnyonnyola amakubo g’ekutte okukangavula abajaasi ba UPDF abagambibwa okutigomya abavubi ku nnyanja nga bagaggyako...

Abattira ku pikipiki bakubye abawala 2 amasasi...

ABAZIGU b'emmundu bayingiridde edduuka eritunda emmere y’ebisolo ne bakuba abantu babiri amasasi, emisanattuku omu n’afiirawo ne bakuuliita n’obukadde...

Gavt. egabye kontulakiti z’okuzimba enguudo...

BANNAKAMPALA basabiddwa okubeera obulindaala olw’okutaataagana kw’entambula y’ebidduka olw’omulimu gw’okuzimba amataawo agayita waggulu ku nkulungo ya...

Bambega basonze ku basse Kirumira

BAMBEGA bongedde amaanyi okunoonyereza ku bigambibwa nti olukwe lw’okutta Afande Muhammad Kirumira lwalukibwa mu poliisi munda. Bafunye ensonga ttaano...

Museveni ayiye ssente mu b’e Bwaise Kawempe,...

PULEZIDENTI Museveni alabudde abavubuka beewale bannabyabufuzi ababakumamu omuliro ne beeyiwa ku nguudo okwekalakaasa, ekibakuumidde mu mbeera embi.

Abasiraamu batadde akaka mu kusaala

ABASIRAAMU baatadde akaka mu kusabira eggwanga olunaku lw’eggulo. Okusaala kwabadde mu Mizikiti egy'enjawulo mu ggwanga. Kuno kwabaddeko Old Kampala, Nakasero,...

Abanoonyereza ku Kirumira bazudde ebipya...

EBYAKAZUULIBWA bambega abanoonyereza ku kutemula Muhammad Kirumira baliko bye bazudde ku mmundu ezaakozeseddwa.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM