TOP

Ag’eggwanga

Gavt. ekkirizza ensobi ezaakolebwa mu kukyusa...

SSAABAWOLEREZA wa Gavumenti, William Byaruhanga akkirizza nti, okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti kyakolebwa mu bukyamu wabula n’asaba bisigale nga...

Aba LDU batandika mwezi gujja okukuuma ebyalo...

ABASERIKALE ba LDU 6,000 abali mu kutendekebwa bagenda kutandika emirimu gy’okukuuma ebyalo e Kampala, Mukono ne Wakiso nga Febuary 10 omwaka guno.

Bannayuganda abafumbo battiddwa mu bukambwe...

Bannayuganda abafumbo battiddwa mukwano gwabwe abadde ababanja ssente mu bukambwe e South Africa.

Akulira poliisi y’e Bulenga bamuyimirizza...

POLIISI ewandiikidde ASP Lilian Birabwa, abadde akulira poliisi y’e Bulenga ebbaluwa ng’emuyimiriza ku mulimu okumala ebbanga eritali ggere.

Sheikh e Ndejje akwatiddwa ku by’okutta Kirumira...

AB’EBYOKWERINDA bakutte Sheikh Abudul Hamid Nsubuga amanyiddwa nga Malaba, ow’omu Mirimu Zooni e Ndejje - Namasuba, ku byekuusa ku kuttibwa kw’eyali DPC...

Kanye West ne Kim Kardashian baawaanye Uganda...

Omumerika Kanye West ne mukyala we Kim Kardashian bacamudde pulezident Museveni. baawaanye Uganda nti ggulu lya ku nsi lw'obutonde.

Ab'e Kyotera bawabudde M7 ku kidyeri kye...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Kyotera bawabudde Pulezidenti Museveni ku by’okuwa ab’egombolola y’e Nangoma mu disitulikiti y’e Kyotera ekidyeri...

Kayihura ayanukudde ku lipoota y'okutta Kaweesi...

Ab’akakiiko baamubuuzizza ku bintu bingi byonna naabyanukula ng’agalaga nti talina kakwate konna ku butemu bwe banoonyerezaako.

Museveni alagidde abasawo babawe omusaala...

PULEZIDENTI Museveni alagidde Bannassaayansi ba Uganda be baba basinga okusasulwa emisaala eminene batuukane ne bannaabwe ab’omu mawanga ag’ebweru.

Abavubuka bajjumbidde okwewandiisa okuyingira...

OKUWANDIIKA abaagala okuyingira Local Defense Unit (LDU) kwabaddemu obukwakkulizo obwalemesezza abamu ne basalawo okujingirira ebiwandiiko ne bakwatibwa....

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1