TOP

Ag’eggwanga

Ssebuggwawo akunze ab’e Lubaga okulima

MEEYA w’e Lubaga, Joyce Nabbosa Sebuggwawo akubirizza abatuuze b’e Lubaga okujjumbira ennima empya.

Ekibbattaka tekitalizza lya Klezia

KLEZIA Katolika eraajana olw’ettaka lyayo erigibbiddwaako era ebigo ebimu bisigazza buwugiro bwa ttaka.

Kasibante akyaleppuka na Katongole

EBYA Moses Kasibante ne Singh Katongole tebiggwa! Singh nate amuzzizza mu kkooti

Eyabadde abba ebyuma alula

ABATUUZE b’e Kibuli-Mutajjaazi bakutte ababbi abaabadde bagenze okubba ebyuma ku ssundiro ne babakuba emiggo katono gibakkirize e kaganga.

Ab’oku kizinga Bunjakko basattira

ABALI ku ttaka ly’oku kizinga ky’e Bunjakko basattira, bannannyiniryo bwe balitunze ne babawa nsalessale okulyamuka nga Ssekukkulu y’omwaka guno tennatuuka....

Alumiriza Mayambala ku by’omukazi amugguddeko...

OMUSUUBUZI w’omu Kampala Elvis Singa alumiriza omusumba w’Abalokole okumusigulako mukyala we.

Amasannyalaze gakyayongera okuvavaako - UMEME...

KKAMPUNI ya UMEME erabudde Bannayuganda okwesiba ebbiri banywere kubanga embeera y’amasannyalaze okuvaavaako egenda kweyongerako n’okusingako nga bweri...

Ab’akatale k’e Kasubi baweereddwa obuyinza...

ABASUUBUZI mu katale k’e Kasubi bajaganyizza, abaddukanya obutale bwa Kabaka e Mmengo bwe bakakasizza olukiiko olwalondeddwa okukulembera abakakoleramu...

Ssente ze tutereka mu bbanka lwaki zibbibwa?...

OBADDE okimanyi nti ssente z’otereka mu bbanka muzirya n’ababbi? Era nga ababbi bano oluusi baba bakozi ba bbanka bennyini be bazibba oba okukolagana n’ababbi...

Aba S6 batandise leero ebigezo

Abayizi ba S6 103,760 leero batandise okukola ebigezo byabwe ebyakamalirizo ebibayingiza mu Yunivaasite.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM