TOP

Ag’eggwanga

Minisitule ezzeemu okwekenneenya ttenda okwagabirwa...

GAVUMENTI etegeezezza nga bw’egenda okuddamu okwekenneenya ebiwandiiko omugagga Hassan Basajjabalaba kwe yafunira obwannannyini bw’ekifo kino mu kaweefube...

Polof.Dan Wadada Nabudere amaze emyaka 30...

Polof. Dan Wadada Nabudere yavuga nnyo mu biseera bya minvuuli ya UNLF wansi w’abagenzi Polof. Yusuf Kironde Lule neGodfrey Lukongwa Binaisa.

Bakoonye amaka g’omusawo w’ekinnansi e Kamwokya...

ABATUUZE b’e Kamwokya bavudde mu mbeera ne bakoona amaka g’omusawo w’ekinnansi, Sulaiman Kabanda gwe balumiriza okusindika ebyokoola ne bitta abantu.

Ab’e Kawempe-Mbogo balumbye KCCA ku luguudo...

ABATUUZE b’e Kawempe-Mbogo balumbye ekitongole kya KCCA obutamaliriza luguudo ekivuddeko abamu okufuna endwadde olw’enfuufu

Eyakuba owapoliisi e Namboole bamukwatidde...

POLIISI ekutte omuvubuka agambibwa nti yakuba owapoliisi e Namboole ku mupiira gwa Uganda Cranes ne Kenya ogwaliyo nga October 8.

‘Ddiiru y’okutunda ekitongole ky’amasannyalaze...

GEN. Salim Saleh awadde Gavumenti amagezi okweddiza omulimu gw’okubunyisa n’okutunda amasannyalaze mu ggwanga ng’agamba nti okutunda ekitongole kyayo...

Poliisi ekoze ekikwekweto ku mmotoka mwe...

ABASAABAZE baakonkomalidde ku nguudo e Mbarara, poliisi bwe yakoze ekikwekweto ku mmotoka mwebabbira abantu n'ezo eziri mu mbeera embi.

Pulezidenti wa Togo atuuse ku bugenyi bw’ennaku...

Pulezidenti Faure Gnassingbe Eyadema owa Togo atuuse mu Uganda ku bugenyi obutongole bw’anaamalako ennaku ssatu.

Ab’e Kiboga baakuweebwa ebyennyanja balunde...

MINISITA omubeezi ow’ebyobuvubi, Ruth Nankabirwa atongozza akakiiko okukunga abalunzi b’ebyennyanja mu Kiboga

Ekinyonyi ekyasibiddwako ebyuma kisattizza...

EKINYONYI ekyagudde e Kiganda mu Disitulikiti y’e Mubende nga kiriko obuuma obutategeerekeka kisattizza abatuuze

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM