TOP

Ag’eggwanga

Ssente ze tutereka mu bbanka lwaki zibbibwa?...

OBADDE okimanyi nti ssente z’otereka mu bbanka muzirya n’ababbi? Era nga ababbi bano oluusi baba bakozi ba bbanka bennyini be bazibba oba okukolagana n’ababbi...

Aba S6 batandise leero ebigezo

Abayizi ba S6 103,760 leero batandise okukola ebigezo byabwe ebyakamalirizo ebibayingiza mu Yunivaasite.

Ente zikwasizza abavubuka basatu

ABAVUBUKA basatu bakwatiddwa e Mukono ku bigambibwa nti baasangiddwa n’ente enzibe bbiri. Abakwate kuliko, Francis Kasiirivu, Joseph Mbonimpa ne Nelson...

Gavumenti eyanguye okulongoosa embeera y’abasomesa...

ABASOMESA mu Disitulikiti y’e Buikwe bakubye minisita w’abavubuka n’abaana olwogoolo bw’abagambye nga ne baminisita bwe beetaaga okwongezebwa omusaala....

Bannayuganda b’omu Amerika badduukiridde...

BANNAYUGANDA abeegattira mu kibiina kya “Uganda North American Association” badduukiridde essomero lya Citizen Parents e Makindye erisomesa abaana abataliiko...

Minisitule ezzeemu okwekenneenya ttenda okwagabirwa...

GAVUMENTI etegeezezza nga bw’egenda okuddamu okwekenneenya ebiwandiiko omugagga Hassan Basajjabalaba kwe yafunira obwannannyini bw’ekifo kino mu kaweefube...

Polof.Dan Wadada Nabudere amaze emyaka 30...

Polof. Dan Wadada Nabudere yavuga nnyo mu biseera bya minvuuli ya UNLF wansi w’abagenzi Polof. Yusuf Kironde Lule neGodfrey Lukongwa Binaisa.

Bakoonye amaka g’omusawo w’ekinnansi e Kamwokya...

ABATUUZE b’e Kamwokya bavudde mu mbeera ne bakoona amaka g’omusawo w’ekinnansi, Sulaiman Kabanda gwe balumiriza okusindika ebyokoola ne bitta abantu.

Ab’e Kawempe-Mbogo balumbye KCCA ku luguudo...

ABATUUZE b’e Kawempe-Mbogo balumbye ekitongole kya KCCA obutamaliriza luguudo ekivuddeko abamu okufuna endwadde olw’enfuufu

Eyakuba owapoliisi e Namboole bamukwatidde...

POLIISI ekutte omuvubuka agambibwa nti yakuba owapoliisi e Namboole ku mupiira gwa Uganda Cranes ne Kenya ogwaliyo nga October 8.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1