TOP

Ag’eggwanga

Museveni ayanukudde ebbaluwa ya Sipiika Kadaga:...

PULEZIDENTI Museveni agambye nti musanyufu olw’engeri ab’ebyokwerinda gye baakuttemu ensonga z’abantu abaabadde bakola effujjo mu Kampala n’e Arua okuva...

Ensonga za Bobi Wine ne Zaake zongedde okutabula...

ENSONGA z’abaserikale abaakuba omubaka wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi (Bobi Wine) ne Francis Zaake (Mityana Munisipaali) zongedde okutabula Palamenti....

Aba ‘Togikwatako’ bagenze mu kkooti ey’oku...

ABABAKA ba Palamenti mukaaga bataddeyo okujulira kwabwe mu kkooti ey’oku ntikko mu musango gw’okukola ennongoosereza mu Ssemateeka n’okuggya ekkomo ku...

Abagambibwa okutigomya ab'e Nansana babayodde...

POLIISI y'e Kabumbi mu Nansana ekutte bakifeesi abaludde nga bamenya amayumba g’abantu ne banyaga ebintu byabwe.

Akakiiko k’ebyokulonda kaweze mbagirawo okuyisa...

AKAKIIKO k’ebyokulonda kaweze mbagirawo okuyisa ebivvulu mu nguudo ng’abantu bali mu kampeyini ne kalagira abakwasisa amateeka okussa ekiragiro kino mu...

Minisitule erabudde ku mpeke za 'Septrine'...

MINISITULE y’Ebyobulamu erangiridde nti abalina akawuka ka Siriimu nga ssi kangi mu musaayi tebagenda kuddamu kuweebwa mpeke za ‘septrine.’

Engeri Poliisi gye yalemeddwa okuggya sitatimenti...

BAMBEGA ba Poliisi balemeddwa okukozesa omubaka Francis Zaake sitatimenti, olw’embeera gy’alimu nga by’ayogera tebikwatagana.

Gavt. eyimbule abantu abakyali mu makomera...

SSAABASUMBA w’Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye gavumenti okuyimbula abantu bonna abakyali mu makomera abaakwatibwa omwezi oguwedde...

Ebbibiro lya Isimba libuzaako nnaku okuggwa:...

Amasannyalaze ge tukozesa mu ggwanga gagenda kweyongerako obungi n’okwongera okubuna mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo olw’ebbibiro lya Isimba erinaatera...

Kayihura bamutaddeko ekibinja ky'abajaasi...

AMAGYE gatadde ku Gen. Edward Kale Kayihura obukuumi bw’amaanyi nga kati alondoolwa abajaasi abali wakati wa 30 ne 50 okukakasa nti tamenya bukwakkulizo...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM