TOP

Agookya

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA

Tukulaze embeera ey’obugubi Bannayuganda abasigadde e South Sudan gye balimu ebaviiriddeko okulaajana oluvannyuma lwa UPDF okukomekkereza entegeka z’okubaggyayo....

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA ALIMU EBINTU 5 BY’OTOSAANYE...

Faaza Kibuuka alangiridde bw’avudde mu Eklezia Katolika. UPDF eyogedde ekitwazizza emmundu ez’amaanyi okuli n’emmamba e South Sudan.

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NGA MUSUFFU...

Mu Sanyuka ne Wiikendi tukuleetedde abayimbi abalina feesi ebbiri olondeko asinga obutanyuma nga yaakazuukuka. Omukazi yeegaanyi bba ow’empeta ku poliisi,...

BINO BYE BIKULU EBIRI MU BUKEDDE W’OLWOKUNA...

Omukazi aleese abatemu ne batta bba bwe bafunye obutakkaanya ku nsonga z’ekibanja. Abasiraamu bwe babadde mu kusaala Idd babuulidde Gavumenti bye baagala...

BUKEDDE W’OLWOKUSATU AZZE MUMYUVU OKUKUYISA...

MU NSI MAWUUNO: Tukuleetedde misoni musanvu ez’omutawaana, ekibinja kya bakomando ba Yisirayiri abaalumba ekisaawe ky’e Ntebe ze kizze kikola mu nsi yonna....

BUKEDDE W’OLWOKUBIRI WUUNO AZZE MUNYUVU:...

Ssenga akulaga ebintu abakazi bye bakola ebitulugunya abaami mu maka. Tosubwa n’embooko z’abawala abanoonya ababeezi. Mulimu ssemaka eyasiibudde mukazi...

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA OMUWOOMU NG’EDDOBOOZI...

Abaana bawambye kitaabwe ne bamubuzaako nga baagala bamukake okubawa ku bwaguuga bw’ettaka ly’akyagaanyi okubagabanyizaako.

OKIMANYI NTI BUKEDDE W’OLWAKUTAANO YATUUSE...

Omuserikale wa UPDF yeekyaye n’akuba amasasi mu bantu ababadde mu bbaala omubadde mucakalira mukazi we oluvannyuma naye ne yetta. Nga twetegekera okukyala...

ZIIZINO ENSONGA 5 LWAKI TOSAANYE KUSUBWA...

Omugole abadde atambula ku paaka enkadde mu Kampala bamukubye amasasi. Byazze bitya okugamukuba, weekwate Bukedde. Nga twetegekera okukyala kw’Omukulembeze...

BINO BYE BIKULU MU BUKEDDE W’OLWOKUSATU:...

Poliisi efunye obujulizi kw’esinzidde okussa ku nninga omusajja eyakwatiddwa ku by’okutemula mugazi we abadde meetulooni n’emukaka agitwale awali omutwe...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM