TOP

Agookya

BUKEDDE W’OLWOKUBIRI AZZE MUNYUVU

Omusajja abadde alimba abawala okubatwala ku kyeyo bamukutte yaakasobya ku bana n’abaleka e Nairobi. Olutalo lwa Iryn Namubiru ne Lyto Boss lweyongeddeyo...

BINO BYE BIKULU BY’OTOSAANYE KUSUBWA MU BUKEDDE...

Abasajja bakoze katemba buli omu bw’aganzizza muka munne kyokka omu n’abinyiigiramu n’amumuweera ddala. Tukuleetedde ebyabadde mu kalayiza baminisita omwabadde...

Kasitoma alwanyizza bamalaaya ne beefumita...

Kasitoma alwanyizza bamalaaya ne beefumita ebiso

Bambudde munnaabwe gwe balumiriza okubanyaga...

Bambudde munnaabwe gwe balumiriza okubanyaga obukadde mukaaga: Bamulese bukunya!

BUKEDDE W’OLWOKUBIRI MUWOOMU NG’EDDOBOOZI...

Bannamateeka ba Sheikh Kamoga balumirizza Gen. Kale Kayihura mu kkooti okugulirira abasibe balumirize omuntu waabwe ku by’obutemu. Mmotoka ya Geofrey Lutaaya...

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA ALI KATALE: MUWOOMU...

Omuyimbi Geofrey Lutaaya ne mukazi we Irene Namatovu battottodde engeri gye baagudde mu babbi nga bava mu kivvulu ne babambula engoya ne babaleka bukunya....

Akakiiko akakasa baminisita kafuumudde 2...

Akakiiko akakasa baminisita kafuumudde 2 lwa biwandiiko kweveera!

Omujaasi akubye abantu amasasi e Makindye...

Omujaasi wa UPDF asasidde amasasi mu bantu mu balakisi y'e Makindye musanvu ku bbo ne bafiirawo omubadde n'abaana.

Omubaka Nambooze mulwadde

Nambooze yaweereddwa ekitanda mu ddwaliro lya Mukono Church of Uganda Hospital mu kibuga Mukono ku Mmande ng’alumizibwa mu lubuto kyokka tewaabadde akkirizibwa...

EBIRI MU BUKEDDE W’OLWOKUBIRI BIWUNIIKIRIZA...

Mulimu ebizuuliddwa ku lukwe lw’abamu ku bannamagye okwenyigira mu buyeekera omuli n’abadde akulira etterekero ly’ebyokulwanyisa e Bombo eyakwatiddwa....

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM