TOP

Agookya

Akakiiko akakasa baminisita kafuumudde 2...

Akakiiko akakasa baminisita kafuumudde 2 lwa biwandiiko kweveera!

Omujaasi akubye abantu amasasi e Makindye...

Omujaasi wa UPDF asasidde amasasi mu bantu mu balakisi y'e Makindye musanvu ku bbo ne bafiirawo omubadde n'abaana.

Omubaka Nambooze mulwadde

Nambooze yaweereddwa ekitanda mu ddwaliro lya Mukono Church of Uganda Hospital mu kibuga Mukono ku Mmande ng’alumizibwa mu lubuto kyokka tewaabadde akkirizibwa...

EBIRI MU BUKEDDE W’OLWOKUBIRI BIWUNIIKIRIZA...

Mulimu ebizuuliddwa ku lukwe lw’abamu ku bannamagye okwenyigira mu buyeekera omuli n’abadde akulira etterekero ly’ebyokulwanyisa e Bombo eyakwatiddwa....

BUKEDDE KU SSANDE AFULUMYE: AZZE MUNYUVU...

Mulimu omukazi Nakibuule eyasiba omutima n’aleeta mutoowe awaka bagabane omusajja, naye n’atakola nsobi bombi n’abasiba kadaali. Peter Sematimba alaze...

BINO BYE BIKULU MU BUKEDDE W’OLWOKUNA:

Tukuleetedde kalonda akwata ku bajeti eyasomeddwa omuli emisolo egyayongezeddwa, abakugu kye bagyogerako okuli n’ebitali byabulijjo ebyabaddewo ng’esomwa....

Paasita Yiga 'Mbizzaayo' apondoose n’akkiriza...

OMUSUMBA Augustine Yiga ‘Mbizzaayo’ agondedde ekiragiro kya kkooti eky’okugenda ew’omusawo wa Gavumenti omukulu e Wandegeya amukebere endagabutonde(DNA),...

Kabineeti: Beti Kamya ne Nadduli balidde...

Pulezidenti Museveni afulumizza kabineti ya baminisita empya b'agenda okukola nabo. Beti Namisango Kamya bamuwadde bwa minisita wa Kampala (KCCA)

ZIIZINO ENSONGA ENKULU 5 LWAKI TOSAANA KUSUBWA...

Omusajja alumbye taata wa mukazi we n’amutemako omukono ng’amulanga obutabuulirira muwala we. Mulimu aba bbanka ne ba mmanerenda bye baanukudde Pulezidenti...

Ekibadde e Namugongo mu bifaananyi

Abantu beeyiye e Namugongo okukuza olunaku lw'Abajulizi: Ebikonge tebirutumidde mwana!

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1