TOP

Agookya

Engeri omuyaga gwa Bobi Wine gye gukyusizza...

OBUWANGUZI bwa Ezati Kassiano Wadri bwongedde okulaga nti kati Bobi Wine atandise okuseeseetula Dr. Kiiza Besigye okuva mu kifo ky’aluddemu ekyokubeera...

Bobi Wine bamusibidde Makindye

Ssentebe wa kkooti eno Lt. Gen. Andrew Gutti yategeezezza Bobi Wine nti avunaanibwa okusangibwa n’emmundu n’ebyokulwanyisa mu bukyamu ekimenya etteeka...

Lumumba ayogedde ekyawanguzizza NRM mu Arua...

NRM ekkirizza bwe yawanguddwa mu kulonda kwa Arua Munisipaali gye baabadde bajjuza ekifo ekyalimu Col. Ibrahim Abiriga eyattibwa gye buvuddeko.

Embeera Bobi Wine gy'alimu etabudde Barbie...

Bobi Wine bwe yabadde tannasimbibwa mu kkooti y’amagye eggulo, mukazi we yatabukidde e Gulu ng’abuuza we basibidde bba. Kyokka era oluvannyuma bba bwe...

Ebya Bobi Wine bibi! Agenda kuvunaanibwa...

Ebya Bobi Wine bibi! Agenda kuvunaanibwa kkooti y'amagye lwa kulya mu nsi ye lukwe

Poliisi eraze emmundu bbiri, basitola n'amakerenda...

Poliisi eraze emmundu bbiri, basitola n'amakerenda g'eyise enjaga ewa Bobi Wine:'Twabisanze mu wooteri mw'abadde asula'

BUKEDDE W’OLWOKUSATU AKULEETEDDE EBIKULU...

Tukulaze ekyabadde mu Arua n’akasattiro akaabadde mu famire z’ababaka abaakwatiddwa. Tugasseeko ebizibu Bobi Wine by’azze asanga bukya ayingira byabufuzi....

Bawawaabidde Gav't ku bya Kayihura

ABANTU babiri baagenze mu Kkooti Enkulu eragire amagye okutwala Kayihura mu kkooti oba si ekyo bamuyimbule.

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU...

Kayihura ayatudde abanene abamulwanyisa n’agamba nti baamusiba kuba abalinako bwiino. Mulimu ebizuuse ku muwala omuyizi wa yunivasite y’e Kyambogo eyattiddwa...

BUKEDDE W’OLWOKUSATU AKULEETEDDE EBIKULU...

Pulezidenti Trump owa Amerika olulabye emmotoka ya mukulu munne Putin owa Russia ne yeesika. Tukulaze eya Putin by’esinza eya Trump. Mulimu engeri Poliisi...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM