TOP

Agookya

Uganda ne Kenya bakkaanyizza ku kumalawo...

Abakungu okuva mu disitulikiti ezinaanye ensalo ya Uganda ne Kenya okuva mu nsi ezo ebbiri bakkanyizza ku ngeri gye bagenda okuyitamu okugonjoola ebizibu...

POLIISI ekakasizza okukwatibwa kw’omubaka...

Poliisi ekutte omubaka Zaake.emuggye ku kisaawe ky'ennyonyi e Ntebe egamba abadde adduka mu ggwanga.

BUKEDDE W’OLWOKUBIRI MUWOOMU NG’EDDOBOOZI...

Bobi Wine olumutadde n’ayogera ky’azzaako. Abagobwa ku ttaka baddukidde wa Pulezidenti Museveni n’abawa amagezi.Mu Ssenga: Tukulaze ku ‘Waaka’ ne Ssente...

Kanyama wa Bobi Wine akwatiddwa

POLIISI nab’ebitongole by’okwerinda ebirala baakutte kanyama wa Bobi Wine ayitibwa Eddy Ssebuwufu nebamutwala mu kifo ekitannamanyika.

Engeri omuyaga gwa Bobi Wine gye gukyusizza...

OBUWANGUZI bwa Ezati Kassiano Wadri bwongedde okulaga nti kati Bobi Wine atandise okuseeseetula Dr. Kiiza Besigye okuva mu kifo ky’aluddemu ekyokubeera...

Bobi Wine bamusibidde Makindye

Ssentebe wa kkooti eno Lt. Gen. Andrew Gutti yategeezezza Bobi Wine nti avunaanibwa okusangibwa n’emmundu n’ebyokulwanyisa mu bukyamu ekimenya etteeka...

Lumumba ayogedde ekyawanguzizza NRM mu Arua...

NRM ekkirizza bwe yawanguddwa mu kulonda kwa Arua Munisipaali gye baabadde bajjuza ekifo ekyalimu Col. Ibrahim Abiriga eyattibwa gye buvuddeko.

Embeera Bobi Wine gy'alimu etabudde Barbie...

Bobi Wine bwe yabadde tannasimbibwa mu kkooti y’amagye eggulo, mukazi we yatabukidde e Gulu ng’abuuza we basibidde bba. Kyokka era oluvannyuma bba bwe...

Ebya Bobi Wine bibi! Agenda kuvunaanibwa...

Ebya Bobi Wine bibi! Agenda kuvunaanibwa kkooti y'amagye lwa kulya mu nsi ye lukwe

Poliisi eraze emmundu bbiri, basitola n'amakerenda...

Poliisi eraze emmundu bbiri, basitola n'amakerenda g'eyise enjaga ewa Bobi Wine:'Twabisanze mu wooteri mw'abadde asula'

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM