TOP

Akadirisa

Giroud atiisizza okuva mu Chelsea

Giroud agamba nti ye tazannyira ttiimu etemuwa mipiira giwera era waakuva mu Chelsea nga bwe yakikola Arsenal.

Ceballos owa Arsenal akolerera kuddayo mu...

Ceballos agamba nti yagenda mu Arsenal akole ebyafaayo atere adde mu Real Madrid afune ennamba etandika.

Agenze mu kkooti lwa ttiimu ye kugaana kumutunda...

Zaha agamba nti yali yeetegese okuva mu Crystal Palace nga ne ttiimu ezimugula weeziri kyokka ne bamulemesa

Bale akaaye

Bale agamba nti tayinza kubeera mu ttiimu etemuwa kuzannya mipiira gya Champions League.

ManCity bagikubye awaluma

Mu mpaka za Premier League, ManCity egudde ku Ngo eriko omwana aba Wolves we babalumbye ku Etihad ne babasandabulirawo ggoolo 2-0.

Ebya Emery ne Ozil bibuzaabuza

Emery agamba nti alina abazannyi ba akademi abamulaze nti basobola era waakubawa omukisa okulaga kye balinawo.

Ebula ssaawa Arsenal ne Man United okweriga...

LEERO (Mmande), Arsenal ekyalidde ManU mu Premier ng'ekigiri ku mwoyo kwe kukomya ejjoogo lyayo.

Dortmund enywezezza Sancho

Dortmund eyongedde Sancho endagaano n'emuweerako n'omusaala omusava.

Mustafi wa Arsenal agenda

Roma eya Yitale, ye yagala okumuggya mu Arsenal

Spurs eyagala kukutula ddiiru ya Dybala

Spurs eyagala kugulyao muteebi ng'akatale k'okugula abazannyi mu Premier tekannaggalwawo enkya ku Lwokuna.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1