TOP

Akadirisa

PSG eyingidde olwokaano lw'okugula Eriksen...

Real Madrid ye yasoose okwesowolayo okugula Eriksen wabula kati ne PSG eyingidde olwokaano.

Juventus eswamye Ramsey

Endagaano ya Ramsey mu Arsenal eggwaako sizoni eno kyokka gye baali bateeseteese okumwongera baagiyimiriza.

Ed Woodward yalinnya mu ddiiru ya Perisic...

Mourinho yali amaze akabanga ng'aperereza ssita wa Inter, Ivan Perisic era ng'asuubira okumussa ku wingi aliikirize Romelu Lukaku mu bifo byonna.

Cahill akooye bbenci

Aston Villa, y'emu ku ttiimu ezaagala okugula Cahill kyokka eno ya Championship nga ye ayagala kuzannyira mu Premier.

Mourinho akoze entondo

Jose Mourinho, atendeka ManU agaanyi okunenya abazannyi be oluvannyuma lw’okukubwa Brigton (3-2) ku Ssande ng’agamba nti, “Kansirike buli lwe nnenya omuzannyi...

Gareth Bale yeetisse Madrid

Gareth Bale yatuukirizza okuwera kwe yakoze nti ajja kuziba bulungi eddibu lya Cristiano Ronaldo, eyayabulidde Real Madrid ne yeegatta ku Juventus.

Guardiola awaanye Aguero

Sergio ‘Kun’ Aguero yafuuse omuzannyi asoose okuteeba ggoolo essatu mu Premier sizoni eno (2018-19) ku Ssande.

Pogba tannakyusa ndowooza ye ku by'okwabulira...

Paul Pogba ayongedde okutunduzza abawagizi ba ManU emitima bwe kitegeezeddwa nti akyasibidde ku kya kugyabulira newankubadde ng’enkolagana ye n’omutendesi...

Guardiola akolerera Man United

Omutendesi wa Man City, Pep Guardiola agambye nti tajja kussa mukono okutuusa ng’awanudde ManU ku ntikko ya ttiimu ezisinga erinnya mu Bungereza.

Nnabe abaluseewo mu Real Madrid

Okusika omuguwa kuzzeemu mu nkambi ya Real Madrid wakati wa kapiteeni Sergio Ramos n’abamu ku bazannyi banne.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM