TOP

Akadirisa

Chelsea esimbyeyo kitooke okuwangula Everton...

Antonio Rudiger yateebedde Chelsea ggoolo esooka okuva bwe yagulwa mu Roma ku ntandikwa ya sizoni eno.

Lineker tasanyukidde kya Leicester kuwa Claude...

GARY Lineker, omu ku Bangereza abakyasinze okusamba akapiira mu nsi yonna, si musanyufu Leicester okulonda Claude Puel ku butendesi ng’adda mu bigere bya...

Andre Ayew aba Spurs bamuwanda lulusu

WADDE omutendesi wa Ghana, Kwesi Appiah yamusuula nti omutindo gwe gwa kibogwe, Andre Ayew yakikoze Tottenham (Spurs) abawagizi ne baddayo nga bamuwanda...

Essunga lya Man U okukubwa mu liigi erimalidde...

OBUSUNGU bwa Huddersfield okubakuba (2-1) wiikendi ewedde mu Premier, ManU yabumalidde ku Swansea, gye yalumbye mu Wales n’egimegga (2-0) ku Lwokubiri....

Akalenzi kataasizza Arsenal ku Norwich

Omutendesi wa Arsenal, Arsene Wenger akudaalidde Chelsea nti tamanyi kye yaliko okukkiriza musaayimuto Eddie Nketiah okugyabulira.

Wolves ekekemezza ManCity: Wiini egiggye...

NGA gwe mulundi ogusookedde ddala sizoni eno, Man City yamazeeko eddakiika 90 nga teteebye.

Liverpool ento lubabu! Etimpudde ManU 3-1...

Manchester United eyongedde okufuuka ekisekererwa bwe yakubiddwa Liverpool, bwe batalima kambugu ggoolo 3-1.

Tekinneetaagisa kuzannyira Madrid oba Barcelona...

OMUTEEBI ow’erinnya mu Premier, Harry Kane agambye nti tekimwetaagisa kugenda mu Real Madrid oba Barcelona okufuuka omu ku bazannyi abasinga okucanga akapiira...

Sean Dyke y’asuubirwa okulya obutendesi bwa...

Omutendesi wa Burnley, Sean Dyke y’asuubirwa okulya obutendesi bwa Everton ng’adda mu bigere bya Ronald Koeman eyakwatiddwa ku nkoona ku Mmande.

Ebipya bizuuse ku ngule Ronaldo gye yawangudde...

EBIPYA bizuuse ku ngule y’obuzannyi bw’ensi yonna Cristiano Ronaldo gye yawangudde.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM