TOP

Akadirisa

Guardiola akolerera Man United

Omutendesi wa Man City, Pep Guardiola agambye nti tajja kussa mukono okutuusa ng’awanudde ManU ku ntikko ya ttiimu ezisinga erinnya mu Bungereza.

Nnabe abaluseewo mu Real Madrid

Okusika omuguwa kuzzeemu mu nkambi ya Real Madrid wakati wa kapiteeni Sergio Ramos n’abamu ku bazannyi banne.

Ramos addizza Klopp omuliro

KAPITEENI wa Real Madrid kyaddaaki avuddemu omwasi ku by’obuvune Mohamed Salah owa Liverpool bwe yafunira ku fayinolo yaabwe eya Champions League mu May....

Roma esoonye Arsenal omuwuwuttanyi

OKUGANIRIZA ssente n’okulamuuliriza olutakoma kireetedde Arsenal okusigala n’eddibu mu kitongole kyayo ekiwuwuttanyi.

Owa Real Madrid awaanye Bale

Omutendesi wa Real Madrid, Julen Lopetegui agambye nti yeewuunya abalowooza nti okugenda kwa Cristiano Ronaldo kkonde ddene eri ttiimu ye.

Joe Hart asitudde omutindo

Abawagizi ba Burnley batandise okutendereza omutendesi Sean Dyche okulabira ewala n’akansa omukwasi wa ggoolo, Joe Hart.

Iniesta afuukiddewo ensonga e Japan

ANDRES Iniesta atandise na maanyi okuzannyira mu Japan bw’ateebye ggoolo ‘amakula’ nga kiraabu ye ewangula mu liigi.

Ettutumu lya Ronaldo lyeyongedde

Ku myaka 33 nga kumpi buli kikopo kya mupiira akiwangudde, Real Madrid yalowooza nti ekutte Juventus obujega okumubaguza pawundi obukadde 90.

Kitunzi wa Pogba atadde abawagizi ba ManUnited...

Kitunzi wa Paul Pogba, Mino Raiola atadde abawagizi ba ManU ku bunkenke bw’asabye ssita ono atundibwe nti takyayinza kuguminkiriza bivumo na butasiima...

Thibaut Courtois ayagala kwegatta ku Real...

Omukwasi wa Chelsea, Thibaut Courtois akyagaanyi okweyanjula okuva mu ggandaalo lye yaweebwa olw’obukoowu mu World Cup.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1