TOP

Aga wano na wali

Abawala abazaddeko mubazze mu masomero

Abawala abazaddeko okudda mu masomero kyakuyigiriza abalala obutakola nsobi n'okubudaabuda abafunye obuzibu bwe bumu

Abadduka mu magye temugenda kusiimibwa -...

Abaazirwanako baakusekera mu kikonde oluvannyuma lw'okuwandiisibwa mu ngeri gye bagambye nti ebawadde essuubi okulyaku ssente z'akasiimo kaabwe

Famire ya Ssebulime eyagala Gav't egiriyirire...

FAMIRE y’omugenzi Ssebulime eyattiddwa poliisi oluvannyuma lwa Minisita Idah Erios Nantaba okumwekengera, bawadde Gavumenti nsalessale wa nnaku ttaano...

Sitampu enjingirire zikwasizza omumyuka wa...

Isma Nsanja omumyuka wa ssentebe wa Ssebina zooni mu muluka gwa Makerere III n’omuwandiisi Hiraly Natuha bakwatiddwa lwa sitampu njingirire

Akwatiddwa lubona ng'abba oluggi

MOUSITAFA Lukwago 27 omutuuze w'e Kansanga, abatuuze mu Zooni ya Kiwafu ‘B’ e Kansanga mu Munisipaali y’e Makindye bamusanze lubona ng’awangudde oluggi...

Amannya g'abantu abalala Rwanda b'esonzeeko...

Rwanda erumiriza Uganda okuyigganya bannansi baayo ng’ebasibira mu bifo ebitali bimu.

Abasibe 2 ababadde bamenya akaduukulu batoloke...

"AFANDE sitaani yatukemye naye yadde mutusanze tusima akaduukulu tubadde tetugenda kutoloka, " bwe bwatyo abasibe babiri abaabadde bagezaako okutoloka...

Kamuswaga aleese ettu okuva e Bungereza

KAMUSWAGA w’e Kooki akomyeewo mu ggwanga okuva e Bungereza n’akakasa Abakooki nti enkulaakulana yaakweyongera mu kitundu kyabwe.

Abasuubuzi abaagobeddwa ku luguudo e Mukono...

Abasuubuzi ababade batundira mu kibagirizi ky’oluguudo, abaasendeddwa ebyabwe baddukidde wa mubaka w’ekitundu, Betty Nambooze abasalire amagezi.

Abantu bakung'aanidde mu kifo we batidde...

Enkuyanja y'abantu okuva 'e Bule n'e Bweya' bakung'aanidde e Kulambiro mu kifo awafiiriddewo omwogezi wa Poliisi mu ggwanga, AIGP, Andrew Felix Kaweesi....

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM