TOP

Agawano

Ababaka bazzeemu okusaba Gav't obukuumi

SIPIIKA Rebecca Kadaga ategeezezza nti ababaka abeetaaga obukuumi obw’enjawulo ba ddembe okubusaba gavumenti oluvannyuma lw’akakiiko akaddukanya emirimu...

Gav't egenda kukung'anya obuwumbi 115 okuva...

GAVUMENTI esuubira okukung’anya obuwumbi 115 okuva mu musolo gwe yassa ku ‘mobayiro mane’ omwaka gw’ebyensimbi guno.

Bp. Ssebaggala asabye Museveni okukendeeza...

Omulabirizi w’e Mukono, Rt Rev Bp. William Ssebagala asanyukidde ekya gavumenti okusalawo okugatta ebitongole ebibadde bikola emirimu egifaanagana era...

Omuliro gusaanyizzaawo leediyo e Jinja

OMULIRO gukutte situdiyo za leediyo ya Kiira FM esangibwa ku luguudo lwa Nalufenya/Clive mu kibuga Jinja ne gusaanyaawo ebyuma byonna.

Abadde afera famire ya Kirumira bamukutte...

WALIWO omusajja eyawulidde okutemula kwa Muhammad Kirumira n’alabawo omuwaatwa w’ayinza okuliira.

Poliisi ewadde amataaba ga bukadde 5

POLIISI ekubagizza kitaawe w’omugenzi Muhammad Kirumira n’obukadde butaano bumuyambeko okuzzaawo ku ssente ze yakozesezza mu kuziika omuserikale waabwe...

Kirumira Muhammad Mwoyo gwa ggwanga: Baali...

Ab’ebyokwerinda era bagamba nti, bye bakung'aanyizza biraga nti abasse Kirumira baali bategese kukikola ku Lwakutaano wabula n’abatebuka.

Ebigambo bya Muhammad Kirumira ebitajja kwerabirwa...

ASP Kirumira abadde musajja wa bigambo era bino by’ebimu ku bijja okusigala nga bimujjukirwako:

Kirumira: Abakazi be 7 baleese abaana

ABAKYALA abalala abalina abaana b’omugenzi ASP Muhammad Kirumira bakyesomba. Kati abaana baweze musanvu buli omu ne nnyina kw’ogatta abalala abana ab’omukyala...

Omu ku bannamwandu ba Kirumira ayogedde:...

NGA bw’etera okuba enkola ku bantu ab’amannya nga bafudde abakazi okutandika okuleeta bamulekwa ab’ebbali ne ku mugenzi Muhammad Kirumira kitandise.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM