TOP

Agawano

Eyalwala omutwe asaba buyambi

OMUWALA amaze n’obulwadde bw’oku mutwe okumala emyaka 15 alaajanidde abazirakisa bamuyambe asobole okulongoosebwa ekiwanga.

Abakulira Disitulikiti y’e Mbarara bavunaaniddwa...

ABAKULIRA disitulikiti y’e Mbarara basimbiddwa mu kkooti ne bavunaanibwa okukozesa obubi ofiisi zaabwe.

Museveni alondeddwa okumyuka Kkwiini wa Bungereza...

Museveni alondeddwa okumyuka Kkwiini wa Bungereza ku buyima bw'okungaana olugatta Palamenti z'ensi eziri mu luse olumu ne Bungereza.

Envunza zimazeewo abayizi mu masomero g’ekkanisa...

Envunza zizinzeeko abayiz mu masomero ag’enjawulo ag’ekkanisa mu divizoni y’e Wakisi mu munisipaali y’e Njeru. Bano bali ku buzibu bwamaanyi bwe bamazeemu...

Abanja omugagga Yanga obukadde 303 amuwawaabidde...

WABALUSEEWO enkaayana ku ttaka eriri awaali awaali Total Nakivubo mu Kampala wakati ne bagimenyawo nga kati mu kiseera kino bazimbawo akeedi, eyali nnannyini...

Ofiisa eyakubiddwa abakuumi ba Kyaligonza...

SIPIIKA wa Palamenti Rebecca Kadaga agambye nti agenda kwogera n’omuduumizi wa poliisi mu ggwanga Okoth Ochola okulaba ng’omuserikale eyakubiddwa Maj....

Ssaalongo yalese eddaame ekkambwe! Aziikiddwa...

SSAALONGO Erisa Ssendaaza Semuwubya olwafudde, mikwano gye gy’abadde yateresa eddaame lye ne baliggyayo ne balisomera abaana n’abooluganda nga kkakali....

Bazzukulu ba Ssekabaka Ssuuna batabuse lwa...

EBY’ETTAKA ly’e Lubowa ku lw’e Ntebe gavumenti ly’eyagala okuwa yinvesita azimbeko eddwaaliro ery’omulembe byongedde okugwaamu nnabe, bazzukulu b’Omulangira...

Poliisi eremedde muka SK Mbuga

EBY’OKUYIMBULA mukyala w’omugagga SK Mbuga amaze wiiki mu kaduukulu ka poliisi bikalubye.

Etteeka ku misaala gy'abakozi erya 'Minimum...

Akakiiko ka palamenti akaweebwa omulimu gw’okwetegereza etteeka lino kaali kaleese ekirowozo nti hawusigaalo n’omupakasi w’awaka basasulwe ensimbi ezitakka...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1