TOP

Agebwelu

Aba Zimbabwe basuze balinda ebinaava mu kalulu...

BANNANSI ba Zimbabwe basuze balindirira ebyavudde mu kalulu ak’ebyafaayo akakubiddwa ku Mmande omulundi ogusookedde ddala nga Robert Mugabe 94 teyeesimbyewo...

Trump baamwanirizza na kwekalakaasa e Bungereza:...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump, ali ku bugenyi obw’ennaku ennya mu Bungereza yatuukidde mu kwekalakaasa ng’Abangereza abamu bagamba nti asaana kkomera....

Biibino ebibuuzo ebisigadde mu ddiiro ku...

Biibino ebibuuzo ebisigadde mu ddiiro ku bya Trump ne Kim

Kim owa Korea olumaze okusisinkana Trump...

PULEZIDENTI wa North Korea, Kim Jong Un oluvudde e Singapore okusisinkana Trump, n’akuba Pulezidenti wa Russia, Vladmir Putin akaama.

Omuvubuka eyataasizza omwana okufa alidde!...

OMUFIRIKA akoze eby’amagero e Bufalansa Abazungu ne batya. Awonyezza omwana ow’emyaka ena okuwanuka ku kalina eyookuna okugwa afe.

Assad amaanyi ge yaggye e Russia Katonda...

PULEZIDENTI wa Syria, Bashar Hafez al-Assad Bashar afunye obuwanguzi obukyasinze okubeera obw’amaanyi ku bayeekera abawagirwa Amerika bukya olutalo lutandika...

Assad avudde mu Russia n'atimpula abamuyeekera...

PULEZIDENTI Hafez al Assad avudde mu Russia ng’alinga aliko ekimuwujja n’akuba bubi abayeekera abawagirwa Amerika okukkakkana ng’abagumbuludde okuva mu...

Embaga y'Omulangira Harry ng'agattibwa ne...

Embaga y'Omulangira Harry ng'agattibwa ne Markle mu bifaananyi

Engeri Harry ne Markle bwe baasisinkana

OMULANGIRA Harry yategeeza omwaka oguwedde nti baabasisinkanya busisinkanyi mu July wa 2016 nga bombi tewali yali alabye ku munne.

Embaga ya Harry ne Markle emazeewo obuwumbi...

BAJETI y’embaga y’Omulangira Harry ne Meghan Markle emenye likodi. Ya bukadde bwa pawundi 30 mu za Uganda obuwumbi 160 (160,000,000,000/-).

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM