TOP

Ageggwanga

Paapa alonze omusumba w'e Soroti omuggya...

PAAPA Francis alonze Rev. Joseph Oliach Eciru okubeera Omusumba w’e Soroti omuggya. Polof. Ono abadde aweerereza ku St. Mary’s National Major Seminary...

Gav't okuva mu bizinensi y'ebyentambula kigiyambye...

PULEZIDENTI Museveni agambye nti gavumenti okuva mu bizinensi y’entambula n’egirekera baneekolera gyange kiyambye okulakulanya ebyentambyla era kye kivuddeko...

Gav't esaba palamenti obuwumbi 280 okugulira...

MINISITA w’eggwanga ow’ebyensimbi David Bahati asabye palamenti ekkirize okuwa gavumenti obuwumbi 280 ziyambe mu kugulira Uganda ennyonnyi bbiri eza Bombadier...

Cameroon Gitawo asabye gavumenti okuwagira...

Cameroon Gitawo asabye gavumenti eteeke ssente mu muzannyo gw'okusitula obuzito nga bbw'ekola mu mizannyo emirala.

Hajji Nsereko Mutumba ayogedde ku bivaako...

Hajji Nsereko Mutumba agambye nti okuggyawo obukiiko ku byalo kye kivuddeko obutemu okweyongera mu ggwanga kubanga abantu tebakyalina mizzi mu mitima gyabwe....

Ebyava mu mu bya S.6 bifulumye: Ku bayizi...

MINISITA avunaanyizibwa ku by’enjigiriza mu matendekero aga waggulu Dr. J.C Muyingo afulumizza ebyavudde mu bigezo bya S.6 eby’omwaka oguwedde ebiraze...

EBIKULU MU BUKEDDE W'OLWOKUTAANO

Empaka z’aboobubina zongedde okukwata akati; aba Akeedi basunsudde abagenda okuvuganya nga bino byonna biri mu Sanyuka ne wiikendi.

Bamugemereire agobye Rukutana lwa kumuyisaamu...

Entabwe yavudde ku Rukutana okubuuzibwa atangaaze kwe yasinziira okuwabula Gavumenti okusasula Dr. Muhammad Kasasa bbiriyooni 24 ku ttaka ly’e Mutungo...

Munnayuganda bamukwatidde ku kisaawe e Dubai...

OMUWALA Munnayuganda akwatiddwa ku kisaawe ky’ennyonyi e Dubai ng’asitudde ekitereke ky’amatooke ekigambibwa okubaamu enjaga.

Engeri Kusaasira gye yasimattuse amasasi...

OMUYIMBI Catherine Kusasira attottodde engeri gye yawonyemu amasasi, Maj. Gen Kasirye Ggwanga ge yakubye emmotoka ye.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM