TOP

Ageggwanga

Engeri Paapa gye yakyusa Namugongo

EKIGGWA ky’Abakatoliki e Namugongo n’eky’Abakristaayo e Nakiyanja birabika bulungi mu kiseera kino olw’okuyooyootebwa mu ngeri ezitali zimu.

Abajulizi be bafuula Uganda okuba ey’enjawulo...

OMWAKA mulamba bukya Paapa Francis akyala e Namugongo wabula Uganda teyinza kumuva ku mutima olw’ekkula ly’Abajulizi abaagifuula ensi ey’enjawulo.

Eyalekawo muwala wa Mutaasa alaze ssente...

EMBAGA agiggye e Kampala n’agikolera Soroti mu Teso. Apangisizza ennyonyi bbiri okusomba abagenyi okubatwala e Teso n’okubazza mu Kampala oluvannyuma lw’okubagabula....

Omusajja asse bakozi banne 2 n’abanywamu...

GERALD Ndawula yaboggoledde bakozi banne nti ‘munviire’. Mu kaseera katono yakutte effumu n’alifumita munne mu kifuba n’agwa wansi.

NSSF etegese empaka z’abaganyuddwa mu ssente...

NSSF etegese empaka z’abaganyuddwa mu sente zebaaterekayo nga bwe baazibawa balina bye bazikozeemu ebirabika

Kkooti ekkirizza Sejusa okuwummula amagye...

MUNAMAGYE Gen. David Sejusa afunye ku buwerero kkooti enkulu bw’esazeewo nti takyali munnagye era amagye galina okumuwa ebbaluwa ekakasa nti yagannyuka....

Poliisi ekutte maneja w’abayimbi ku by’omwana...

MANEJA w’abayimbi, Jeff Kiwanuka akwatiddwa poliisi okuyamba mu kunoonyereza ku by’omutwe gw’omwana gwe baasanze n’omuvubuka mu kisawo.

Ekyabadde ku kkooti mu musango gw’abatujju...

Enguudo zonna eziyita okumpi ne kkooti enkulu zonna zaabadde ziggaddwa ng’ebimotoka bya Poliisi ne mmamba ez’amagye zikiikiddwa mu makubo tewali wadde...

Yali nsobi Buganda okutta omukago ne Obote...

AMAGYE ga Obote we gaalumbira Olubiri lwa Kabaka e Mmengo mu May wa 1966, eyaliko Katikkiro wa Buganda, Dan Muliika yali abeera wa jjaajjaawe Bakaluba...

Museveni agobye Nsereko mu lukiiko e Ntebe...

Ensonda mu babaka ba NRM zaategeezezza nti Pulezidenti yayise olukiiko luno okwongera okufalaasira ababaka okulonda Jacob Oulanyah ku kifo eky’omumyuka...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM