TOP

Ageggwanga

Ofiisa Vincent Sekate bamulumirizza okwenyigira...

OMWOGEZI w’ekitongole kya Poliisi ekikwasisa empisa Vincent Sekate, bamulumirizza okwenyigira mu mivuyo gy’okubba ettaka nga yeeyita nnannyini lyo.

Bobi Wine akyadde gye baasibira Mandela

Bannayuganda e South Africa balaze Bobi omukwano nga bakulembeddwamu Medie Moore bamututte okulambula ekkomera gye baasibira Nelson Mandela

Maneja wa Fresh Kid ayanukudde minisita Nakiwala...

Minisita Nakiwala Kiyingi alemedde ku Fresh Kid. maneja w'omwana asabye minisita amuleke ayimbe ng'abaana abalala kubanga n'okusoma asoma.

Famire ya Ssebulime egamba omuntu waabwe...

FAMIRE ya Ronald Sebulime 39, erowooza nti omuntu waabwe yattiddwa bwereere teyabadde mu lukwe lwa kutemula Minisita Aida Nantaba.

Paapa alonze omusumba w'e Soroti omuggya...

PAAPA Francis alonze Rev. Joseph Oliach Eciru okubeera Omusumba w’e Soroti omuggya. Polof. Ono abadde aweerereza ku St. Mary’s National Major Seminary...

Gav't okuva mu bizinensi y'ebyentambula kigiyambye...

PULEZIDENTI Museveni agambye nti gavumenti okuva mu bizinensi y’entambula n’egirekera baneekolera gyange kiyambye okulakulanya ebyentambyla era kye kivuddeko...

Gav't esaba palamenti obuwumbi 280 okugulira...

MINISITA w’eggwanga ow’ebyensimbi David Bahati asabye palamenti ekkirize okuwa gavumenti obuwumbi 280 ziyambe mu kugulira Uganda ennyonnyi bbiri eza Bombadier...

Cameroon Gitawo asabye gavumenti okuwagira...

Cameroon Gitawo asabye gavumenti eteeke ssente mu muzannyo gw'okusitula obuzito nga bbw'ekola mu mizannyo emirala.

Hajji Nsereko Mutumba ayogedde ku bivaako...

Hajji Nsereko Mutumba agambye nti okuggyawo obukiiko ku byalo kye kivuddeko obutemu okweyongera mu ggwanga kubanga abantu tebakyalina mizzi mu mitima gyabwe....

Ebyava mu mu bya S.6 bifulumye: Ku bayizi...

MINISITA avunaanyizibwa ku by’enjigiriza mu matendekero aga waggulu Dr. J.C Muyingo afulumizza ebyavudde mu bigezo bya S.6 eby’omwaka oguwedde ebiraze...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM