TOP

Ageggwanga

Gav't esaba palamenti obuwumbi 280 okugulira...

MINISITA w’eggwanga ow’ebyensimbi David Bahati asabye palamenti ekkirize okuwa gavumenti obuwumbi 280 ziyambe mu kugulira Uganda ennyonnyi bbiri eza Bombadier...

Cameroon Gitawo asabye gavumenti okuwagira...

Cameroon Gitawo asabye gavumenti eteeke ssente mu muzannyo gw'okusitula obuzito nga bbw'ekola mu mizannyo emirala.

Hajji Nsereko Mutumba ayogedde ku bivaako...

Hajji Nsereko Mutumba agambye nti okuggyawo obukiiko ku byalo kye kivuddeko obutemu okweyongera mu ggwanga kubanga abantu tebakyalina mizzi mu mitima gyabwe....

Ebyava mu mu bya S.6 bifulumye: Ku bayizi...

MINISITA avunaanyizibwa ku by’enjigiriza mu matendekero aga waggulu Dr. J.C Muyingo afulumizza ebyavudde mu bigezo bya S.6 eby’omwaka oguwedde ebiraze...

EBIKULU MU BUKEDDE W'OLWOKUTAANO

Empaka z’aboobubina zongedde okukwata akati; aba Akeedi basunsudde abagenda okuvuganya nga bino byonna biri mu Sanyuka ne wiikendi.

Bamugemereire agobye Rukutana lwa kumuyisaamu...

Entabwe yavudde ku Rukutana okubuuzibwa atangaaze kwe yasinziira okuwabula Gavumenti okusasula Dr. Muhammad Kasasa bbiriyooni 24 ku ttaka ly’e Mutungo...

Munnayuganda bamukwatidde ku kisaawe e Dubai...

OMUWALA Munnayuganda akwatiddwa ku kisaawe ky’ennyonyi e Dubai ng’asitudde ekitereke ky’amatooke ekigambibwa okubaamu enjaga.

Engeri Kusaasira gye yasimattuse amasasi...

OMUYIMBI Catherine Kusasira attottodde engeri gye yawonyemu amasasi, Maj. Gen Kasirye Ggwanga ge yakubye emmotoka ye.

Ochola ayimirizza abaserikale ba poliisi...

OMUDUUMIZI wa poliisi mu ggwanga, Martin Okoth Ochola, ayimirizza abaserikale 49, ng’abalanga kujeemera biragiro bye.

Abachina boogedde Oluganda ne basomooza Bannayuganda...

ABACHINA boogedde ebigambo by’Oluganda n’okusomooza Bannayuganda baleme kubabuusa maaso nga banoonya ababeezi bwe babadde ku bikujjuko byabwe eby’okuyingira...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM