Awakanya Pulezidenti Paul Kagame owa Rwanda bamuttidde mu South Afrika mu bakambwe. Paasita Bugingo attunse ne mukyala we Teddy mu kkooti. Tukulaze engeri...
Mulimu engeri Polofeesa Apollo Nsibambi gye yafiiridde awaka. Minisita atabukidde Paasita Bugingo okumuwemula. Bugingo azzizza omuliro n’amulaalika.
BUKEDDE W’OLWOKUBIRI AKULEETEDDE GANO G’OTOSAANA KUNYUMIZINWA
Paasita Bugingo ayongedde okuvuluga mukyala we n’omwana. Tukulaze n’engeri gye yakyala mu bazadde b’omugole mu kyama.Bobi Wine olumutadde n’awera nga bw’agumye....
Tukulaze ebiri mu bubaka bwa Kabaka obwa Paasika, bw’avuddeyo ku balina obuyinza abasengula abantu ku ttaka.
Bobi Wine n’abooludda oluvuganya bakkaanyizza okusimbawo omuntu omu. Basazeewo okusuula Dr. Kiiza Besigye. Mulimu omusiguze asse muk’omusajja olw’okumuwaanira...
Omuvubuka atemye Sugar mummy n’amubbako obukadde 30. Tusubwa ebyasembayo nga Ssebulime tannafa so nga ne Kabineti eragidde minisita Nantaba akole sitatimenti....
Ebya Nantaba byongedde okuwanvuwa: Eyasse Ssebulime yasoose kukaayana ne banne. Bonna bwe babakutte ne bajuliza Nantaba. Mulimu akatabo ak'enjawulo ku...
Eby’okutemula minisita Nantaba biranze; ebizuuliddwa biraga nti poliisi yandiba nga yasse omuntu omukyamu.
Ebizuuliddwa ku nnyonyi ya Amerika omwafiiridde omuserikale wa Uganda bikanze Pulezidenti Trump; alagidde ennyonyi zino ezibadde zisaasaanidde amawanga...