TOP

Buganda

Emyaka 6 egya Katikkiro Charles Peter Mayiga...

LEERO giweze emyaka mukaaga bukya Ssaabasajja Kabaka annonda okubeera Katikkiro wa Buganda. Okuweereza Obuganda mulimu mukulu ate gwa kitiibwa.

Nnaabagereka akaabizza abakungubazi ng’ayogera...

NNAABAGEREKA Sylivia Nagginda akaabizza abakungubazi bw’alombozze omukwano kitaawe gw’abadde amulaga okuviira ddala ng’akyali mu myaka emito.

Emyaka 64 n'ebintu 64 by'olina okumanya ku...

Ku Lwokusatu nga 13 April 1955, mu budde obw’ekiro, Kabaka Ronald Muwenda Mutebi lwe yazaalibwa mu ddwaaliro e Mulago. Leero ku Lwomukaaga, nga tujaguza...

‘Abeng’onge mubeere bumu mulwanirire ekika’...

OMUKULU w’omutuba gwa Sekirevu e Bulenge Busujju, mu ssiga lya David Kitumba Jjemba Sekirevu asabye abeddira Eng’onge okubeera obumu balwanirire ekika...

Mmengo ekoze omukago n'aba lotale

OBWAKABAKA bwa Buganda bukoze omukago n’ekitongole kya lotale okukola kaweefube w’okutumbula embeera z’abantu mu byenfuna, okulwanyisa endwadde,okutumbula...

Nnaabagereka asiimiddwa aba lotale

NNABAGEREKA Sylivia Nagginda asiimiddwa abakyala bannalotale olw’obukulembeze bwalaze mu kutumbula okuyimusibwa kw’omwana omuwala n’abakyala mu ggwanga...

Tugenda kutandika ekisaakaate ky’abantu abakulu...

NNAabagereka Sylvia Nagginda asuubizza okutandika ekisaakaate ky’abantu abakulu mu matendekero aga waggulu okusobola okuzzaawo obuntubulamu obugenze bubaggwaamu....

Ekisaakaate kidde mu masomero - Nnaabagereka...

NNAABAGEREKA Sylivia Nagginda agambye nti, kikulu enteekateeka y’Ekisaakaate okuteekebwa mu masomero abaana bonna abatalina mukisa kugenda mu Kisaakaate...

Omutaka w'ekika ky'Engo ayogedde ekyamutwala...

OMUTAKA Muteesasira ayogedde ekyamutwala ku lyato era neyebaza mukazi we olw’okubeera omukakkamu ku mbeera eriwo.

Mmengo esabye Gav't okubaga etteeka eppya...

MMENGO esabye gavumenti eyawakati okukola ennongoosereza mu tteeka erifuga entambula ku mazzi nga kino kyakuwonya Bannayuganda okutokomokeranga ku nnyanja...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM