TOP

Buganda

Poliisi ekubye amasasi okukwata mmotoka...

Ebidomola 10 bye bikwatiddwa nga kigambibwa nti babadde bagabbye ku ssundiro erimu e Luweero.

Omu ku bannamwandu ba Ssebaana Kizito aziikiddwa...

Okwewala okutabika okukungubaga mu maka ga Ssebaana Kizito, olumbe lwa nnamwandu eyafiridde ebweru lukyayimiriziddwa okukumibwa basooke bamalirize okuziika...

Bakkansala batabukidde sipiika wa munisipaali...

Abaserikale abaalabiddwako nga bakuba amasimu ag’okumukumu oluvannyuma baagondedde ekiragiro ne bambalira emmundu zaabwe ku migongo ne bagenda.

Nambooze bamutwalidde mu Ambyulensi ku kitebe...

Nambooze asekeredde abalowooza nti amaanyi gamuwedde olw’okuba omulwadde nti basaaga ne mu mbeera gy’alimu akyasobola okubaako by’akola.

Bamugobye ku kyalo lwa kuteega baggya be...

Moureen Namuyomba ng’ono y’omu ku baggya be yalumirizza omukazi ono Babirye Naggujja okumuyiwa kaamulali mu bukyala oluvannyuma lw’okumuteega n’abaana...

Gavt ekangavvule abaserikale abatulugunya...

“Tulowooza nti enkaayana ezibeera mu by'obufuzi ezitasoose leero ate tezikomye kati nga zijja kubeerawo lubeerera, zisaana kukolebwako okuyita mu by'obufuzi...

‘Bassentebe mwenyigire mu bulunzi n’obulimi...

“Okulondebwa ku bwa ssentebe bw’ekyalo buweereza na buvunaanyizibwa temulina kukitwala nga kyangu era mulina okutandikawo eby’okukola bye muggyamu ssente...

Akulira ekika ky'Engo yennyamidde ku baatulugunya...

Omutaka w’ekika kyengo, Muteesaasira Keeya Tendo Namuyimba II yennyamidde olwabakuumaddembe abaatulugunya ababaka nga kw'otadde ne bannamawulire kyokka...

Museveni akkirize okuteesa n’ebibiina ebimuvuganya...

"Tetwagala kukwata mmundu wadde ffe abamu tuzimanyi (okuzikuba). Ku lw’obulungi bw’emiti emito tusaba akkirize enteeseganya.Tulina okuzuula amagezi aganaatwala...

Olubiri lwa Ssekabaka Muteesa lufuuliddwa...

Olubiri lwa Ssekabaka Muteesa I, olwazimbibwa ku mwalo gwe Lukunyu ku kizinga ky’e Nangooma mu ssaza ly’e Kakuuto mu Disitulikiti y’e Kyotera, lufuuliddwa...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM