TOP

Diaspora

Olw'e Canada balusazizzaamu

BANNAYUGANDA ababadde beesunga olugendo lw’e Canada okwetaba mu lukung’aana lwa Uganda Kwekwaffe ekirwadde kya ssennyiga omukambwe kirinnye eggere mu ssanyu...

Omutuuze w’e Kanyanya afiiridde mu Amerika...

Muky. Roninah Nakacwa Kyaterekera Kirumira 69, baamututte mu Amerika okumujjanjaba obulwadde bwa kansa kyokka n’afa nga yaakatuusibwa mu ddwaaliro.

Bannayuganda ababeera e Canada bategese 'Uganda...

BANNAYUGANDA abali e Canada bongedde amaanyi mu kaweefube okwagazisa bannaabwe ebikolebwa e Uganda n’okubategeeza nti bw’okomawo eka bisoboka.

Bungereza egobye omwawule Munnayuganda

REV. Nathan Ntege afunye nnyo ettutumu e Bungereza ng’omwawule mu kkanisa ya St.Jude mu kibuga London. Bukya ava Namirembe, ayambye Bannayuganda bangi...

Munnamawulire James Kunobwa afudde agasizza...

Bannayuganda mu Amerika basiimye omugenzi James Kunobwa eyali Sipiika wa Disitulikiti y’e Mukono

Eddy Kenzo alinnye ennyonyi akomawo: Enteekateeka...

Abawagizi be eggulo baasiibye beetala kumwaniriza ku kisaawe e Ntebe w’asuubirwa okutuuka ku ssaawa 7:00 ez’emisana.

Eyakukusibwa n'atwalibwa ku kyeyo e Dubai...

ABA famire y’omuwala eyakukusibwa n’atwalibwa ku kyeyo e Dubai, amagezi gabeesibye olw’okubulwa ebiwandiiko ebibakkiriza okutambuza omulambo.

Munnayuganda ayawuliddwa ku budiikoni bw’Eklesia...

MUNNAYUGANDA George Balinnya yayawuliddwa okufuuka Dikoni oluvannyuma lw’okumaliriza emisomo mu by’enzikiriza mu Aristotle University mu kibuga Thessaloniki...

Ebya kansala Ssegirinnya Muhammadi bibi!...

Ebya kansala Muhammadi Ssegirinya amanyiddwa nga Eddoboozi ly’e Kyebando’ bibi! Eyali muganzi we amututte mu baamateeka ng'amulanga kumwonoonera linnya....

Ssente zitabudde Bannayuganda ababeera e...

Bannayuganda babiri ababeera e South Africa baawukanye lwa ssente omu ze yawa munne nga basuubira okukola bizinensi emu kyokka munne n’adduka nazo.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1