NSABA abakyala muleme kulinnyirira ddembe lya baana be muzadde. Buba buvunaanyizibwa bwo ng’omuzadde okulabirira omwana ekiseera kyonna.
NSABA abantu bagenderere ennyambala nga basinziira ku bifo gye balaga. Kikwasa ennaku omuntu okumanya nti agenda mu ssinzizo wabula n’ayambala engoye eziraga...
ABAKAZI naddala abafumbo mututamye lwa kwagala kufuula baana baffe baseegu nga mubakunamira.
ENNAKU zino abantu babonaabona n’ebizibu era batuukirira bangi okubibawonya. Singa ogendako mu makanisa g’Abalokole osanga layini ng’abantu balulunkana...
NSABA abavunaanyizibwa ku byenjigiriza ku disitulikiti okufaayo okulaba ng’amasomero galina ebikozesebwa.
ABANTU abamu bwe batuuka mu ofi isi balowooza buli kimu kiwedde ne beerabira nti ate basobola okuvaamu.
ABANTU abaagaliza Buganda ebirungi bavuddeyo ne bawagira Katikkiro Peter Mayiga mu kusonda ssente z’ettoffaali.
BANNAYUGANDA ababadde bakola obwamalaaya e South Afrika n’e Juba baafuumuddwayo.
Bannange kyabadde kibi nnyo abakazi okuvaayo mu lujjudde ne beeyambulira abakulembeze.
BALANDIROODI abamu mulimba, mumalako abapangisa eddembe lyabwe.