NNAABAGEREKA Sylivia Nagginda akubirizza abato okwetanira okusimba emiti okutaasa obutonde bwensi nga kino ky’ekimu ku bannayamba ku kutaasa ensi erimu...
OMUWENDO gw’abaana abasuulibwa gweyongedde mu biseera bino ebya ssennyiga omukambwe.
Ebintu bingi ebikolebwa abaana biva ku bazadde kyokka ensobi ne bazibassaako bokka olwo ne bakuba emiggo ekivaamu okwonooneka.
MINISITA omubeezi ow’ensonga z’abaana n’abavubuka Florence Nakiwala Kiyingi akubirizza abazadde obutalekera basomesa na bannaddiini kubagunjulira baana....
BBEBI owa wiiki emu bamusudde ku kasasiro mu Kikajjo Zooni.
NEEVUMA obwavu obwannemesa okusoma ne nsalawo okukola obwa yaaya obundeetedde ebizibu bye ngenda okufa nga nneevuma. Bino bye bimu ku bigambo by’omuwala...
OMUKAZI yeekobaanye ne bba ne bookya omwana ekidomola nga bamulaga kubba 500/-. Fatumah Nangobi 20, akuumibwa ku poliisi y’e Ndejje - Lubugumu mu Munisipaali...
OMUKAZI agambibwa okunyoola omwana wa muggya we ebitundu by’ekyama, poliisi emukutte.
Omwana addukidde ku poliisi olwa muka kitaawe okumukuba emiggo n’amuleetako ebisago. Shamudu Kaweesi, 8, omuyizi ku ssomero lya Enemic e Kawempe agamba...
MAAMA alaajanidde abazirakisa olw'omwana we ow'emyaka omwenda, eyagongobala. Nuruh Nakimuli ow'e Gganda mu Wakiso atubidde ne mutabani we Derrick Kato...